Tonzoleya

AH TNS
Sheebah kambabusse Ebiwonko
A Topic abakubiisse ka ly'onso
Cyde Soft abanyige minyigo
Kano kakuba kayita ne mizigo

Kiwala kisubalaaza
Kirabiika kirina n'ekumpapula
Kibigula tekiiva n'akumpagala
Gwe, wabula kiwandagaaza
Woman ondeesse na malala
Nze sikulimba okabya na maziga
Lw'esikulabye mikwano gyo njjivuma
Tokimanyi nti gwe wotali mbaluka
Genda o'gyigambe njagala bya ntoli
Njagala nga nkuba ntoli nga ogya
Ondabiisa na ndali
Ebintu byokola oli mu mafandaali
Gwe, onziiza na mu ddoyi
We Sikulaba nga kumiira "Pin"
Wangamba onywa na matta gambuzzi ago na gaffunnye gali mutampeeko jangu

Nkugambaako (tonzoleya)
Ka nkukwateeko (tonzoleye)
Nkugambaako nkusabye tonzoleya
Nkusaba bw'emba nkulabye tonzoleya Baby

Nkugambaako (tonzoleya)
Ka nkukwateeko (tonzoleye)
Nkugambaako nkusabye tonzoleya
Nkusaba bw'emba nkulabye tonzoleya Baby

Akassimu ko nja kakuba
N'egyobeera yona nja ku kuffuna
Gyal, n'ekussaawa nja kukebeera
Njagala mannye eri time mwonyukiira
Gwe, mbeera eyo kukigobeero bwoyitta nze bw'enkulaba n'egubuguuma
Omuliiro nguwuliira eno mu bulimawa ndeeka kki tolina kissa
Ompoleeza by'akudda eeh
Mbu oyagala Peter
Kyoka oyo Peter a sula metre
Gwe mugaatti talina na zigula Butter
Peter mugambe nkumatiira bya sure
Bw'aba tayagala y'ennyigiire munssuwa
Baby, gwe muwala alina Figure
Yegwe maama wange gwe yali atuma

But gyal
Nkugambaako (tonzoleya)
Ka nkukwateeko (tonzoleye)
Nkugambaako nkusabye tonzoleya
Nkusaba bw'emba nkulabye tonzoleya Baby

Nkugambaako (tonzoleya)
Ka nkukwateeko (tonzoleye)
Nkugambaako nkusabye tonzoleya
Nkusaba bw'emba nkulabye tonzoleya Baby

One by one dem say dirty whine
Two by two dem say dirty
Omutiima gwo ogutadeemu ebiwoonko
Omukwano ogutaddeemu Ekinddo
Ondeesse na malala
Nze sikulimba onkabya na maziga
Bwe sikulaba mikwano gyo ngivvuma
Bwe sikulaba mikwano gyo ngivvuma
Genda ogyi gambe njagala bya ntoli
Njagala nga nkuba ntoli nga ojja

Nkugambaako (tonzoleya)
Ka nkukwateeko (tonzoleye)
Nkugambaako nkusabye tonzoleya
Nkusaba bw'emba nkulabye tonzoleya Baby

Nkugambaako (tonzoleya)
Ka nkukwateeko (tonzoleye)
Nkugambaako nkusabye tonzoleya
Nkusaba bw'emba nkulabye tonzoleya Baby

TNS



Credits
Writer(s): Nelly Trussler
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link