Kano Koze

Ooh olwalero nsaba mukole pakingi (wuluulu)
Laavu tumuwe paking (ayi ayi)
Mukole pakingi
Owomukwano mumuwe pakingi

Kano kozze kanno kozze owomukwano (kano kozze)
Laavu njagala nkuwaane (kano kozze)
Kano kozze nze ne Taata kamugambe (kano kozze)
Leero njagala nkusuute (kano kozze)
Kano kozze kanno kozze owomukwano (kano kozze)
Laavu njagala nkuwaane (kano kozze)
Kano kozze nze ne maama kamugambe (kano kozze)
Leero njagala nkusuute (kano kozze)

Leero tulawo dia balete ebirabo
Eno ewaffe twasoma kyimu, laavu eyo
Yisa amaso awo olabe abalungi amakula
Eno banababi twabagobayo ewaffe eno
Ono owange kamuwaane
Ne Bulandina lumu alyawo
Era nze noono mutulinde
Munatutegesa bitimba eyo

Era nze wansanga ne kimuudu
Wambudambuda daali wanzibula namaso ago
Wanteeba kanya ka duuru
Wambudambuda daali wanzibula namaso ago

Kano kozze kanno kozze owomukwano (kano kozze)
Laavu njagala nkuwaane (kano kozze)
Kano kozze nze ne Taata kamugambe (kano kozze)
Leero njagala nkusuute (kano kozze)
Kano kozze kanno kozze owomukwano (kano kozze)
Laavu njagala nkuwaane (kano kozze)
Kano kozze nze ne maama kamugambe (kano kozze)
Leero njagala nkusuute (kano kozze)

Switi eyantolosa mu deeka
Olwaleero nkulaba nga banka
Leka nze nebaze ku Nampiima (Ayiyiyiyi)
Eyasombola nga obulabo gwengamba
Bwoba nga owakana mu buuza Badiru (Badiru)
Baaba Badiru
Yamanyi ne kibooko Maama zeyankuba
Nga ngoba diiru

Era nze wansanga ne kimuudu
Wambudambuda daali wanzibula namaso ago
Wanteeba kanya ka duuru
Wambudambuda daali wanzibula namaso ago

Kano kozze kanno kozze owomukwano (kano kozze)
Laavu njagala nkuwaane (kano kozze)
Kano kozze nze ne Taata kamugambe (kano kozze)
Leero njagala nkusuute (kano kozze)
Kano kozze kanno kozze owomukwano (kano kozze)
Laavu njagala nkuwaane (kano kozze)
Kano kozze nze ne maama kamugambe (kano kozze)
Leero njagala nkusuute (kano kozze)

Ah ye, ah ye unh
Ah ye, ah ye unh
Ah ye, ah ye unh
Kati nyimba kokonyo
Nga bwenfuluma mu mulyango gwa Maama
Ngenze kusiba na mpombo
Nganzifumbira omulungi eyansima
Nyimba kokonyo
Nga bwenfuluma mu mulyango gwa Taata
Nze ngenze kusiba mpombo
Nganzifumbira omulungi eyansima
Mufumbire nzijure byayagala
Mbiteke ku sowani yebumba
Kacaayi ke nkatekemu ekyisubi
Nkateke mucikopo kyebumba

Kano kozze kanno kozze mwami wange (kano kozze)
Laavu njagala nkuwaane (kano kozze)
Kano kozze nze ne Taata kamugambe (kano kozze)
Leero njagala nkusuute (kano kozze)
Kano kozze kanno kozze mwami wange (kano kozze)
Laavu njagala nkuwaane (kano kozze)
Kano kozze nze ne Taata kamugambe (kano kozze)
Leero njagala nkusuute (kano kozze)

Kano kozze (kozze lelelele)
Kanno kozze (njagala nkusuute)
Kano kozze (lele lelelele)
Kano kozze (lele lelelele)
Kano kozze (lele lele, lelele)
Kano kozze (haaha ne Taata kamugambe)
Kano kozze (oh-oh ne Maama kamugambe)
Kano kozze

Credits
Writer(s): Joshua Kiberu
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link