Best Friend

Best friend wange
I love you more and more
Best friend wange
I love you, yeah
Sabula

Best friend wange
Oli waddala oli waddala, baby
Wafuuka best friend wange oh oh
Oli waddala nyo nyo nyo
Best friend wange
Oli waddala, oli waddala
Wafuuka best friend wange oh oh
Oli waddala nyo baibe

Koona, one two kati ondi mu nsonda
N'ekirala onyoola ekyenda
Ondi bubi olimba, lwaki tonsaasira?
Gwe bw'onzita nze ndope w'ani?
Baibe onfudde askari
Bw'aba sigwe ngukuumire ani, lwaki tonsaasira?

Okulembera darasa number one
N'obulungi obatwala number one
Okyanga gwa Bufalansa number one
N'okunyuma obalina number one oh

Best friend wange
Oli waddala oli waddala, baby
Wafuuka best friend wange oh oh
Oli waddala nyo nyo nyo
Best friend wange
Oli waddala, oli waddala
Wafuuka best friend wange oh oh
Oli waddala nyo baibe

Waliwo lwe wantaasa
N'ompa nze ku tuzzi nga nfa ennyonta
Kw'olwo wantaasa, hmm eh uh
Nze sirikwegaana, ne bw'oba ng'eriiso osigazza limu
Sirikwegaana-a, hey oh
Nalonda gwe ne mmala
Saagala na kulabayo nze mulala
Kyana gwe wampamba, n'omala
Kyokola mpa byonna, obimala eh

Best friend wange
Oli waddala oli waddala, baby
Wafuuka best friend wange oh oh
Oli waddala nyo nyo nyo
Best friend wange
Oli waddala, oli waddala
Wafuuka best friend wange oh oh
Oli waddala nyo baibe

By'okola bimenya ba campus-a
N'abakazi abanyirira bafuuse bitagasa
N'abasajja ab'obusentesente batya mayisa
Oli full package, eyange togitya budget
Ondiisa sausage ssi chapatti
Nateredde wamu gwe libiti
Natukula nali mu sewage
Ye kyi wakiri komawo bambi

Okulembera darasa number one
N'obulungi obatwala number one
Okyanga gwa Bufalansa number one
N'okunyuma obalina number one oh
Hmm! Mukwano gwe togaana
Mme! Njagala nga ssi bya kyama
Hmm, bambi togaana
Tonnimba tebakutwala
Baby tokaaba, bambi nzize tokaaba
Twelonda, nga teri akisuubira
Njagala onjagale paka bw'onakoowa
Njagala nkuwe omukwano togunyooma
Eh, amaanyi gampedde
Oh mukwano njagala gwe

Best friend wange (njagala gwe)
Oli waddala oli waddala, baby
Wafuuka best friend wange oh oh
Oli waddala nyo nyo nyo
Best friend wange oh oh
Oli waddala, oli waddala
Wafuuka best friend wange oh oh
Oli waddala nyo baibe

Best friend wange
Oli waddala oli waddala, baby
Wafuuka best friend wange oh oh
Oli waddala nyo nyo nyo
Best friend wange
Oli waddala, oli waddala
Wafuuka best friend wange oh oh
Oli waddala nyo baibe



Credits
Writer(s): Phillip Alvin Ruyonga, Phillip Ruyonga
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link