Tukumbe

A Kim Nana, sir cofix production
Beats room Whitehouse

Sekiliba kya taka mpawo atalikyambala
Naye ffe bwetuli kyambala ensi Eli kankana
Omwana omuto kwolwo aja yita nyina
Nti maama lengera engozi ebuuke
No mukulu nayita engozii
Bazibumbila kwatika nezilamila mu kyokero
Ffe Bazibumbila kwatika twamyuka bu myusii

Tukumbe kwata omukono tukumbe
Tugende koona akakondo tugende
Tukumbe kwata omukono tukumbe
Jira tugende koona akakondo tugende

Soto kuriya Soto kuriya

Awo olwatuuka Ono omuwala Nga alwala awo olwalwala Nga asanila ekitanda
Nga asanila ekitanda no musawo nziluka kumuleeta
Yanzilamu ayagala love yange eyebeyi mama ma
Sosolya atalilya talya talituuka ku mbosa
Naye Sosolya atalilya talyaa Ali tuuka ku lyengede

Tukumbe kwata omukono tukumbe
Tugende koona akakondo tugende
Tukumbe kwata omukono tukumbe
Jira tugende koona akakondo tugende

Soto kuriya Soto kuriya

A Kim nana, sir cofix production
Bamuyise jagwa
A Malcom music
KaBoSs...



Credits
Writer(s): Kim Nana
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link