Nkwagala Baby

Shoo
Ojinkubidde oketyabidde Spot Ojinkubidde oketyabidde Fati Pro ojinkubidde oketyabidde Sherry Sherry kanjitulike Kanjibaluse boo

Nkwagala baby
Nze nkwagala kufa nze
Nkwagala baby
Okimanyi Nkwagala kufa nze
Nkwagala baby
Nze nkwagala kufa nze
Nkwagala baby
Okimanyi Nkwagala kufa nze

Nkwagala baby wanjagala Nga Silina kwambala lugabire Eh Wamponya ba kipaku Singa Omukwano bagumala Dda Mukikapu eh banywa Buveera Nakibuku mubigambo Mwebongera suppu yeh
Yegwe baby wange amanyi Enyo wotaba sukali tewaba Tewaba na munyu bwoseka Onyuma watukula amanyo Kale Komawoko ko babe kale gwe Olumya nyo Abo'lungambo Bogezi abo Babi Nyo omwo Mwebajja Besinisiza ebinyo Waa! nze ndi Mulamu kale Bafu Nyo basajja Bakukwaana Bakuule ebinyo
Kuva mukyalo bigate Ne'mukibuga Gukwata ba Rasta gukwata ba Nigga Bajinika basinika bajinika Babuuka baseka ogamba bali Mu katale

Nkwagala baby
Nze nkwagala kufa nze
Nkwagala baby
Okimanyi Nkwagala kufa nze
Nkwagala baby
Nze nkwagala kufa nze
Nkwagala baby
Okimanyi Nkwagala kufa nze

Bakuzala Masaka bakuzala Busiika jangu ekabowa nga Oyagala kutinka tubasinga Ensingo ebakiika gwe Mukwano gundi bukiika Nze Nakwagala musaayi Nemumutima kati nze Lwesikulabye omutima Negunkuba newebogera Ebigambo sibiwulira kati Nze Bimpita kumatu bona Newebogera banange omwana Ono laba gwe emboko Yo'muwala Ekkula laba ekikolo Labayo Bweyakula senga Yamusomesa bweyali nga Akula yoono my girl shida Akula Nze nasalawo ndi ready Munaye nkwagalamu ka Baby Nze nasalawo ndi ready Munaye nkwagalamu ka baby

Nkwagala baby
Nze nkwagala kufa nze
Nkwagala baby
Okimanyi Nkwagala kufa nze
Nkwagala baby
Nze nkwagala kufa nze
Nkwagala baby
Okimanyi Nkwagala kufa nze

Abaana be'Kabowa Abaana Be'Masaka abaana Be'Namuwongo mu ghetto Ze Namuwongo abaana Ba Soweto mu ghetto Za Soweto Gwe Nuclear Weapon Ndi Mwana wa Ngabi ndi Mukambwe mu Ragga Message ndipisa Katwa Ngenda nabigenda Ekigaanye Nenkita gwe kwata Nyweza Gwokute tomuta Wabula Mwebipimire ndabula Abaja Bepika ekitibwa muwa Mukwata nga ekyatika Ekizimba kyomukwano kiyinza Okwabika banange ono Omwana anyilira magezi manji Spana panji nsiiga bilangilangi
Mpita bituli binji tuli bulungi Ate Tuli mu bunji magezi Manji Sherry atambula bulungi Beebe Kino Tuli ku kituufu Mukwano Munji kangukuwe Nga Omubuufu Valentine Mukagoyeko akamyufu Twambale nkyale ewamwe Mubutuufu

Nkwagala baby
Nze nkwagala kufa nze
Nkwagala baby
Okimanyi Nkwagala kufa nze
Nkwagala baby
Nze nkwagala kufa nze
Nkwagala baby
Okimanyi Nkwagala kufa nze

My beibi onkuba ne Spot akuba Eno track evuga agawalayi Evuga Vibe family evuga I say
Nze nakwagala musaayi Nemumutima kati nze Lwesikulabye omutima Negunkuba newebogera Ebigambo sibiwulira kati Nze Bimpita kumatu bona Newebogera banange omwana Ono



Credits
Writer(s): Matovu Alafa
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link