Otyamu

Oh na na
Jah Live
Eh eh!
Oh na na (ggwe)
Oh na na (oh na na na na)
Eh eh!

A Buta Magical
Sure Beats

Hallelu... Hallelu... Hallelujah
A Ring Rapper Ratata ta-ta-tanta
Hallelu... Hallelu... Hallelujah
Levixone one time

Level

Ntunula mu maaso gye ŋŋenda
Mi nuh look back way
Ne leero ka kibe ki Yesu alumpadde
Kino kye nina nkirina kuba Yesu akyagadde
Nze nkuba kidongo Mr. Deejay asabule, oh
Na na!

Namboole ye yatunda
Ne ŋŋamba ab'ewaka banaabe ag'akawunga
Omukisa gwe nina wano teri agutunda
Akugamba gw'asasulira oyo aba akusunga oh

Lord ah

Gw'oyagala okulumba
Gw'oyagala okulumba (naawe otyamu)
Gw'oyagala okuswaza
Nga Mungu amukuuma (naawe otyamu)
Gw'oyagala okulumba
Gw'oyagala okulumba (naawe otyamu)
Gw'oyagala okuswaza (ha!)
Nga Mungu amukuuma (naawe otyamu)

Hallelu... Hallelu... Hallelujah
A Ring Rapper Ratata ta-ta-tanta
Hallelu... Hallelu... Hallelujah
He he

Nze eyasinga
Kubanga bwoya Mukama teri kubunda
Ono mutongoza obutanva ku kido
Mbeera ku guard misana kiro
Kuba yekka y'atalina tulo
Kati mmwe mmwe abaagala eby'entalo
Tell dem God knee we killin'
Bakwata ne mu nsawoO
Nga baagala kulaba Ring Ratata
Rapper w'emikolo
Lord bless ah to see my day
Yeggwe ampa power
Father, brother you're high

Gw'oyagala okulumba (yeah eeh, ha!)
Gw'oyagala okulumba (naawe otyamu)
Gw'oyagala okuswaza
Nga Mungu amukuuma (naawe otyamu)
Gw'oyagala okulumba
Gw'oyagala okulumba (naawe otyamu)
Gw'oyagala okuswaza (yeah!)
Nga Mungu amukuuma (naawe otyamu)

Time after time
Y'annwanira ha!
Time after time
Ono dude, ne mpangula (oh na na)

Time after time (oooh oh)
Y'annwanira ha! (oh na na)
Time after time (oooh oh)
Ono dude, ne mpangula (oh na na)

Hallelu... Hallelu... Hallelujah
A Ring Rapper Ratata ta-ta-tanta Hallelu... Hallelu... Hallelujah
Yo Buta, Magical
Hallelu... Hallelu... Hallelujah
A Ring Rapper Ratata ta-ta-tanta
Hallelu... Hallelu... Hallelujah
A Ibra Buwembo



Credits
Writer(s): Machel Montano, James Shertz Anatol, Jack Parry Vernon, Ibrahim Buwembo, Sam Lucas Lubyogo, Ssenabulya Jonathan
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link