Vibe Yo

Vibe yo, bileke tonyuminza nze
Sisaaga
Sente zo, nazino zenina zange
Kiwato kyange nkinyenya

Bakanika na bikanike
Omwenge bali anti banywa namutabike
Tuzinila na mubiyigo
Omuziki nga gukuba anti guba mudido
Nakede bwankya
Njagala kunyumilwa kibala
Totula wansi, nkuwabula obulamu buno bwansi

Tuli bana bampisa
Kabe wabigele oba nga wanziga
Waliyo ne bebagulila
Mundongo eno kale tebanatiima

Vibe yo, bileke tonyumiza nze
Nyumilwa ekiwato kyange nkinyenya
Sente zo, nazino zenina zange
Nyumilwa ekiwato kyange nkinyenya
Vibe yo, bileke tonyumiza nze
Nyumilwa ekiwato kyange nkinyenya
Sente zo, nazino zenina zange
Nyumilwa ekiwato kyange nkinyenya

Calm down, calm down
Ebyo byebakugamba byabulimba
Go down, go down
Ffe tuyitilayo netuzina go down
Endongo gwe tojinyoma
Batufuwa nolumu zi dollar
Abamu batega bunyebwa
Abalala gwe laba nebasoba

Tuli bana bampisa
Kabe wabigele oba nga wanziga
Waliyo ne bebagulila
Mundongo eno kale tebanatiima

Vibe yo, bileke tonyumiza nze
Nyumilwa ekiwato kyange nkinyenya
Sente zo, nazino zenina zange
Nyumilwa ekiwato kyange nkinyenya
Vibe yo, bileke tonyumiza nze
Nyumilwa ekiwato kyange nkinyenya
Sente zo, nazino zenina zange
Nyumilwa ekiwato kyange nkinyenya

Bakanika na bikanike
Omwenge ali anti banywa namutabike
Tuzinila na mubiyigo
Ombuziki nga gukuba anti guba mudido
Calm down, calm down
Ebyo byebakugamba byabulimba
Go down, go down
Ffe tuyitilayo netuzina go down

Nakede bwankya
Njagala kunyumilwa kibala
Totula wansi nkuwabula obulamu buno bwansi

Vibe yo, bileke tonyumiza nze
Nyumilwa ekiwato kyange nkinyenya
Sente zo, nazino zenina zange
Nyumilwa ekiwato kyange nkinyenya
Vibe yo, bileke tonyumiza nze
Nyumilwa ekiwato kyange nkinyenya
Sente zo, nazino zenina zange
Nyumilwa ekiwato kyange nkinyenya

Black magic entertainment, baby



Credits
Writer(s): Martha Mukisa
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link