Wasuze Otya?

Wasuze otya kyokka maama
Wasuze otya kyokka anzaala
On'olya kuki kyokka maama
On'olya kuki kyokka anzaala

Nasuzeeyo nga nkulowoozako
Nasuzeeyo nga nkulowoozako
Naalya ku nkejje bambi
Naanywa ku buuji mwattu

Nasuzeeyo nga nkulowoozako
Nasuzeeyo nga nkulowoozako
Naalya ku mawoolu bambi
Naalya ku binyeebwa bambi

Wasuze otya kyokka taata
Wasuze otya kyokka anzaala
On'olya kuki kyokka taata
On'olya kuki kyokka anzaala

Nasuzeeyo nga nkulowoozako
Nasuzeeyo nga nkulowoozako

Tuleme okkopa empisa z'abeeru
Ng'atusuula abatuzaala

Baabakyi bo banaffe
Baabakyi bo banaffe

Engeeri yoka gyetunayigamu ebyafaayo
Tuleme okkopa empisa z'abeeru
Ng'atusuula abatuzaala
Munkambi z'abakadde

Baabakyi bo banaffe
Baabakyi bo banaffe
Baabakyi bo banaffe



Credits
Writer(s): Mulondo
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link