Very Sorry
Life goes on
You can't dwell in the past and try to reach for the stars
You won't heal if you're diggin' the scars
Star stones, I'm heading to Mars
I know you feeling my buzz (well well)
I got this No Sleep Music (yeah)
Pallaso with a TNS Music (am back)
Danz Producer in the building (am back)
The Hit Factory (I'm very sorry)
Naye ku lwa ba fan bange ne family yange (I'm very sorry)
Yadde nga nange nakubibwa video teyateebwa (I'm very sorry)
Naye ku lwa ba fan bange ne family yange eyo (I'm very sorry)
Yadde buli omu yasobya teri ayagala kumunenya (I'm very sorry)
Kantandike na kuzibiriza nfukamire, nsabe Mukama obulumi abukendeezeeko
Kiri okay bw'onsongamu engalo naye nga tonaba, sooka ezizo ozinaazeeko
Lwaki obukookolo bugeyangana?
Lwaki ab'oluganda tutemagana?
Laba Dinar ne Abba bafaanagana
Kyoka Pallaso ne Chamili bavumagana
Bingi byogeddwa bingi bikoleddwa
Abantu banguye okukasuka amayinja
Ng'ate bo basobya wano ne beegaana
Teri akiriza buvunanyizibwa (I'm very sorry)

Hmm, bali bangi abaalumiriza
Bali bangi abataasooka kwetegereza
Nsobi zibaawo era ffena twalumizibwa
Yadde ng'abalala tebagala kukiriza
Nze nsazeewo nnyimirire, ntwale obuvunaanyizibwa bwange
Kinjokyezza nkimire, ngumire ebivudde mu bikolwa byange
Bona be nakosa mbetondedde
I'm hoping tomorrow be a brighter day
The rumour best to make sure it don't happen again (I am sorry)
Era ku lwa ba fan bange ne family yange (I'm very sorry)

Bwetuba twesobezza nze kyensaba tutuule tuteese
Luno oluganda lwe lusinga, birala byona bitumaliramu bwere-ere
Sse-nte mugenyi, leero akyala enkya agende yeah
Banamawulire batusigula ffe tulwane bo batunde yeah
Lakini walahi, kwa kosa nili fanya na waomba pole walahi
I also forgive you, for everything you've done (I'm very sorry)

Hmm, ku makya omusana gwambuka, ne gwaka olumala ne gugwa
Olumu enkuba n'ejja n'etonnya, n'etonnya n'ekya
But as long as we're alive, omukwano gwaffe tegulifa
As long as you're my brothers, bwe kiriba!

Credits
Writer(s): Pius Mayanja
Lyrics powered by www.musixmatch.com
Link
Other Album Tracks
© 2024 All rights reserved. Rockol.com S.r.l. Website image policy
Rockol
- Rockol only uses images and photos made available for promotional purposes (“for press use”) by record companies, artist managements and p.r. agencies.
- Said images are used to exert a right to report and a finality of the criticism, in a degraded mode compliant to copyright laws, and exclusively inclosed in our own informative content.
- Only non-exclusive images addressed to newspaper use and, in general, copyright-free are accepted.
- Live photos are published when licensed by photographers whose copyright is quoted.
- Rockol is available to pay the right holder a fair fee should a published image’s author be unknown at the time of publishing.
Feedback
Please immediately report the presence of images possibly not compliant with the above cases so as to quickly verify an improper use: where confirmed, we would immediately proceed to their removal.