Nekutte Ku Mukama

Hmmmm
Hmmmm

Nekutte kumukama
Mpulira embuyaga ekunta
Nesize omwana gwendiga
Okukeesa obudde bwange
Nekutte kumukama
Mpulira embuyaga ekunta
Nesize omwana gwendiga
Okukeesa obudde bwange

Amaziga gabawaawo ekiro
Essanyu lijja bukedde
Mukama kankulinde
Onakeesa obudde bwange
Obulumi mukama bunji
Sikyebaaka
Ssebo kankulidde
Onakeesa obudde bwange

Nekutte kumukama
Mpulira embuyaga ekunta
Nesize omwana gwendiga
Okukeesa obudde bwange
Nekutte kumukama
Mpulira embuyaga ekunta
Nesize omwana gwendiga
Okukeesa obudde bwange

Wulira nkuyita munange
Mukama gwe akebera emitima
Omutima gwange baleme ogumenya
Bagusule nga akagulu kejanzi
Nwanira mukama gwe awanirira abakoye
Ekiro kino nkiyitamu ntya ssebo
Leeta essanyu lyange

Nekutte kumukama
Mpulira embuyaga ekunta
Nesize omwana gwendiga
Okukeesa obudde bwange
Nekutte kumukama
Mpulira embuyaga ekunta
Nesize omwana gwendiga
Okukeesa obudde bwange

Nzijanjaba omutima gwawanira abakoye
Nkwegayirira kitange
Ekiro kino nkiyitamu ntya ssebo
Yogera nange
Buli kigambo kyo kimponya obulumi
Nkwegayirira kitange ekiro kino nkiyitamu ntya ssebo

Nekutte kumukama
Mpulira embuyaga ekunta
Nesize omwana gwendiga
Okukeesa obudde bwange
Manyi, Onaleeta essanyu lyangeee
(Onaleeta essanyu lyange)
Uuuh Onaleetaaa
Obudde nga bukya
Hmmm, Mumutima mpuliramu efumu
(Onaleeta essanyu lyange)
Nayee Onaleeta
Kabaka waba kabaka
Nabino binuma kanbikuwe ssebo
(Onaleeta essanyu lyange)
Manyi
Manyi
Obudde nga bukya
Onaleeta (essanyu lyange)
Uuuh Guno omutima kangukuwe
(Onaleeta essanyu lyange)
Manyi
Manyi, Onaleetaa mukama nga bukya
Ne migugu gyange njikuwa kabaka
Onaleeta ngabukya
(Onaleeta essanyu lyange)
Nkabyenyo, Nkabyenyo, Nkabyenyo mukama
Onaleeta mukama
Manyi ngabukya
Nkwesize Nkwesize onaleeta
(Onaleeta essanyu lyange)
Onaleeta Ttaata
Ohh Manyi, manyi onaleeta onaleeta
(Onaleeta essanyu lyange)
(Obudde ngabukya)
Wuuwiii
(Onaleeta essanyu lyange)



Credits
Writer(s): Judith Babirye
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link