Yo Sweet

Sente zenina zimala neweziba teziwela mutwalo
Nze nzeka amanyi bwensula, kozi nawe mukwano

I
Buziba ng'obwakakya ewange, bukya ng'obuziba
Amataala ngangala gakendede light,
sweet sweet
Njagala nyo ebiri sweet
Atte nadala mukadde ng'ebintawanya bikendede size
Sweeeet
Total satisfaction guaranteed,
olinga eyakekunka mu karate
Oli personal property, my piece
Sikutunda, sikupangisa manyi

Sente zenina zimala neweziba teziwela mutwalo
Nze nzeka amanyi bwensula kozi nawe mukwano

Cause your love is sweet, juice wa mango
Ke kanyiriro akampisa angel
Clean,
kamuli ku meeza
Amazima nze onjagaza enyumba
Your love is sweet, juice wa mango
Ke kanyiriro akampisa angel
So clean, kamuli ku meeza
Abalala ne webasiba sumbusa

II
Yegwe kaama mu kuttu, akamponya kawulukutu
Yegwe mugga mu ddungu, ogwa mponya enkalamatta
Yegwe muntu ku nsi, eyali andajanya okusanga
Ekyenasaba omutonzi, yakimpa nenterera
Yena gy'oliba oli, ngatondikumpi darling
Ndikulinda pakale, boy nakupenda kali
Eeh will you really feel okay, ng'oli eyo, ndy'eno ninda
Won't you feel no single pain, nga nkaba, nkoze, ngenda

Your sweet, juice wa mango
Ke kanyiriro akampisa angel
Clean, kamuli ku meeza
Amazima nze onjagaza enyumba
Your love is sweet, juice wa mango
Ke kanyiriro akampisa angel
So clean, kamuli ku meeza
Abalala ne webasiba sumbusa

Sing Along: The Blazing Hot Kamatia by Navy Kenzo

Hook
Oooh ooh ono owange juice wa mango
Oooh ooh atukula nga kamuli ku meeza
Dance ku mapesa, gem power production
Boy your love is an addiction, and I'm ready (ready)
For your logics
Eeeh eeyaa...

Outro
Yegwe kaama mu kuttu, akamponya kawulukutu
Yegwe mugga mu ddungu, ogwa mponya enkalamatta
Yegwe muntu ku nsi, eyali andajanya okusanga
Ekyenasaba omutonzi, yakimpa nenterera

Your sweet, juice wa mango
Ke kanyiriro akampisa angel
Clean, kamuli ku meeza
Amazima nze onjagaza enyumba
Your love is sweet, juice wa mango
Ke kanyiriro akampisa angel
So clean, kamuli ku meeza
Abalala ne webasiba sumbusa



Credits
Writer(s): Nkwanga Geoffrey
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link