Omunakyalo

Muliwa abeeno?
Game Over
Kambanyumize kano, oh oh

Nkunyumiza omugezi boy, omwana eyayina plan
Bamugulidde ekyalani akole afune, banyumya mandazi
Alaba bane ku kitimba
Buli kyebalina nga bakitimba
Nga tamanyi, n'ebimu byabulimba
Kakati gyalowoza okugenda
Yava mukyalo ku pikipiki
Essimu yalina kabiriti
Naja mukibuga ekiwoma ng'omugati
Nga tamanyi nti kyokya nga kibiriti, oh oh oh

Omunakyalo ono oh oh oh oh, oh oh
Omunakyalo ono oh oh oh oh, oh oh
Omunakyalo ono
Omunakyalo oyo
Omunakyalo ono, oh oh, oh oh

Yatuka mu kibuga nga kinene
Ina big size ensi yetolola anti-clockwise
Atunze byalina jhus to look nice
Abamutunza bamugambye so nice
Takiraba nah realise ah
Abamuguza bye bamuguza bamukaliza
Takiraba no visualizer
Abasinga wano mu kibuga bamakanika
Luli wamuwayo, ebyo byagwawo
Oyagala akuweyo, asendesa lweyo
Yesawa okizule nti tewali afayo
Kuba esimu ku call box odeyo mukyalo

Omunakyalo ono oh oh oh oh, oh oh
Omunakyalo ono oh oh oh oh, oh oh
Omunakyalo ono
Omunakyalo oyo
Omunakyalo ono, oh oh oh oh

Mummy nsonyiwa, dis ah big job
Nkomewo eka, me earn with you
Kati me don't know what me gon do
Tegali magezi yali nsuju
These streets don't love no body
Was holding on to nothing
These streets don't love no body
Was hoping, for something
Eya

Omunakyalo ono oh oh oh oh, oh oh
Omunakyalo ono oh oh oh oh, oh oh
Omunakyalo ono
Omunakyalo oyo
Omunakyalo ono, oh oh oh oh



Credits
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link