Kyarenga

Eyalama
Eyalama noi noi

Amaaso go buli bwengalaba nze I see sunshine
Ne ndowooza bwekibeera baby nga you're mine
Kuva luli lwe nakusanga nga tuli mu dance
Ne nkusaba tuzineko nawe omunyigo squeeze
Lwakuba kye ngamba, olabika nga atankyenga
Baby manya buli kyoyenda, ne nkikuwa kabu no nenda
But! One day you say it is Onzipanya, another day you say it is Mupe!
One day you say you are Oduparaka, another day you say you are Mayuge
Anya baby ngo ijire ng'onkyunya
Olinganga ataidi ndi mubedde

Naye nga Kyarenga
Ekyaana kyarenga maama
Singa nali nina wo akawogo
Nandi badde nange ndya amasavu
Nkugambye kyarenga
Fatumah kyarenga baasi
Singa nali nina wo akawogo
Nandi badde nange ndya amasavu

Kye nsaba tolobera ku bano abalala, kuba nange wendi
Nze tili muntu wakwemulisa ino, naye nga work waali
Olabika onzalawa bwondaba obutono, naye mwatu mwendi
Bano abanigga obalaba bapiika obunyama, naye work wa mbwa
N'olumu bakwanisa ssente
N'amala nakufuga ng'ente
Obulungi bwo obwo busaana nze
Laba omwana anyilira nfa nze!
Ono bwaseka mpulira mpulira obutiti
Ate bwayogera mpulira nyumirwa
Amaaso ge gakuba emyanso, era bw'ondabira nkutuse

Naye nga Kyarenga
Ekyaana kyarenga maama
Singa nali nina wo akawogo
Nandi badde nange ndya amasavu
Bagyenzi kyarenga
Fatumah kyarenga baasi
Singa nali nina wo akawogo
Nandi badde nange ndya amasavu
Ojjo de

Ne bwolaba ndokopya ng'eyamira ka CD, manyi ga mukwano
Ne bw'oleeta zi grader zi caterpillar, wano tonzigyawo
Ne bw'olareta ebi loole bya tear gas, ninzya kufa n'ogu
Ogu n'omwana omutufu nze kwensibidde abalala bayaye
Nze ndayira mu gagabobo k'onjagadde, abalala mbabuuse
Gwekirumye, ka yetuge!
Naye, ono mutute wange

Naye nga Kyarenga
Ekyaana kyarenga maama
Singa nali nina wo akawogo
Nandi badde nange ndya amasavu
Nkugambye kyarenga
Fatumah kyarenga baasi
Singa nali nina wo akawogo
Nandi badde nange ndya amasavu

Dan Magic we
Kino ki layinabi
Ayiyu!



Credits
Writer(s): Robert Kyagulanyi
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link