Gwe Abisobola

Yeah Yeah
Do wanna
Fik Fameica and Byaxy
Tough
Cmert Keys on the Beats
Work hard
No time to relax
I've been searching all night patrolling
Where coulda you go go
Long time no see sembera wano ka nkukoleko effujjo
Nyanguyiza don't waste no time
Mpulira binkutte
Nyanguyiza don't waste no time
Hurry up
I don't wanna I don't wanna wait in vain
Wait in vain for your love
Ndisanga bakututte
I don't wanna I don't wanna wait in vain
Gwe abisobola
Bino ebya laavu y'ekivubuka
Ne mu nnaku tusanyuka
Baby wakuguka
Gwe abisobola
Gwe onnyiga bi massage
Bano abalala faagi
Onvuga nga Bajaj
Gwe abisobola
Only you, Baby
Only you
Gwe abisobola
Only you, Baby
Only you
Fresh bwoy
Nakufuna nasala stress
Era akukwatako baby eba police case
Labayo towuliriza bigambo by'abateesi
Producer Cmert Keys nyongeraako ku bass
Tuzine pacito pacito
Owooma owooma like sweet potato
I want to show you how we do it in Ghetto
Njagala tuvimbe babiri tetutya bisooto
Mu laavu oli kabejja
Olina engeri gy'ompembejja
Obasingira wala tebeerijja
Ndi naawe leero n'emyaka egirijja
Totya oli ne Fresh Bwoy
And am a handsome guy
Ssente nafunamu your drinks I'll buy
Byaxy, Mubuulire
Oyagala bye nkola
Gwe abisobola
Bino ebya laavu y'ekivubuka
Ne mu nnaku tusanyuka
Baby wakuguka
Gwe abisobola
Gwe onnyiga bi massage
Bano abalala faagi
Onvuga nga Bajaj
Gwe abisobola
Only you, Baby
Only you
Gwe abisobola
Only you, Baby
Only you
Oyagala nga ntudde gwe n'ovuga
Oyagala bye nkola
Engeri gye ntambula gye mpanvuwa
Bikunyumira
Oyagala bye nkola
Hmmmm gal
Oyagala bye nkola
Bye nkola
Shakin' nini
Sunda paka chini
Onyumirwa zi mini
Obakubisa brown skin
Lottery sure win
No more sabbuuni
Sabbuuni
Byaxy ssabbuuni
I don't wanna I don't wanna wait in vain
Wait in vain for your love
I don't wanna I don't wanna wait in vain
Lady snare
Gwe abisobola
Bino ebya laavu y'ekivubuka
Ne mu nnaku tusanyuka
Baby wakuguka
Gwe abisobola
Gwe onnyiga bi massage
Bano abalala faagi
Onvuga nga Bajaj
Gwe abisobola
Only you, Baby
Only you
Gwe abisobola
Only you, Baby
Only you
Lady snare
Atin Production
Ŋŋenda kutwala gye mbeera (Only you)
Fresh bwoy
Byaxy (Only you)



Credits
Writer(s): Fik Fameika
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link