Best Friend

Best friend wange
I love you more and more
Best friend wange
I love you, eeh
Sabula

Best friend wange
Oli waddala
Oli waddala
Wafuuka best friend wange
Oli waddala nnyo nnyo nnyo
Best friend wange
Hmm, oli waddala
Oli waddala
Wafuuka best friend wange oh oh
Oli waddala nnyo babe

Koona, one two
Kati ondi mu nsonda
N'ekirala onnyoola ekyenda
Ondi bubi olimba
Lwaki tonsaasira?
Bw'onzita nze ndoope w'ani?
Babe onfudde askari
Bw'aba siggwe ngukuumire ani?
Lwaki tonsaasira?
Okulembera Dharasa number one
N'obulungi obatwala number one
Okyanga gwa Bufalansa number one
N'okunyuma obalina number one oh

Best friend wange
Oli waddala
Oli waddala
Wafuuka best friend wange
Oli waddala nnyo nnyo nnyo
Best friend wange
Hmm, oli waddala
Oli waddala
Wafuuka best friend wange oh oh
Oliwaddala nyo baby (eh)

Waliwo lwe wantaasa
N'ompa nze ku tuzzi nga nfa ennyonta
Kw'olwo wantaasa, hmm eh ah
Nze sirikwegaana
Ne bw'oba ng'eriiso osigazza limu
Sirikwegaana, eeh oh

Nalonda gwe ne mmala
Saagala na kulabayo nze mulala
Kyana gwe wampamba, n'omala
Kyokka olaba byonna, obimala (eh)

Best friend wange
Oli waddala
Oli waddala
Wafuuka best friend wange
Oli waddala nnyo nnyo nnyo
Best friend wange
Hmm, oli waddala
Oli waddala
Wafuuka best friend wange oh oh
Oliwaddala nyo baby

By'okola bimenya abakampasa
N'abakazi abanyirira bafuuse bitagasa
N'abasajja ab'obusentesente batya mayisa
Oli full package eyange togitya budget

Ondiisa sausage ssi chapatti
Nateredde wamu gwe libiti
Natukula nali mu sewage
Ye chi niwatu komawo bambi

Okulembera Dharasa number one
N'obulungi obatwala number one
Okyanga gwa Bufalansa number one
N'okunyuma obalina number one oh

Hmm mukwano gwe togaana
Heh njagala nga ssi bya kyama
Hmm, bambi togaana
Tonnimba ne bakutwala
Baby tokaaba
Bambi nzize tokaaba
Twelonda, nga teri akisuubira
Njagala onjagale paka bw'onakoowa
Njagala nkuwe omukwano togunyooma
Eh, amaanyi gampedde
Ooh mukwano njagala ggwe

Best friend wange (njagala ggwe)
Oli waddala
Oli waddala
Wafuuka best friend wange
Oli waddala nnyo nnyo nnyo
Best friend wange
Hmm, oli waddala
Oli waddala
Wafuuka best friend wange oh oh
Oliwaddala nyo baby

Best friend wange
Oli waddala
Oli waddala
Wafuuka best friend wange
Oli waddala nnyo nnyo nnyo
Best friend wange
Hmm, oli waddala
Oli waddala
Wafuuka best friend wange oh oh
Oliwaddala nyo baby



Credits
Writer(s): Nelly Trussler
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link