Sirwaana

Intro Ng'olwanira ki Carol?
Ng'oyomberaki Carol?
Nga nwaniraki Sheebah?
Ng'olwo nfa ki Sheebah?
Baur, Arki, Sabula
Bano abasajja tubalabukidde N'abakazi ebitaala bibazikiridde Kali ku
buli akyanga mukwano Ntumire n'omwami wange Oli gwe njagala
abitegeere Hullo, yenze gw'oyagala Akwagala atalikuyombera Hullo,
yenze gw'oyagala Akwagala atalikulwanisa Saagala kulumya (saagala)
Kye kimu saagala kunnumya Gwe manya ndi mu laavu Naye nno ssi lock
Katusaabale obuvuyo team no semba Wano tulina okwenkana Omulala
lwafunye muggyawe Ng'awera nkolokooto kutemaatema Nze nkugamba
omusajja kwata Kozesa wuuyo bakuwe omusaala
kale Buli kimu era kikyo Nze omusajja mukuuma naye

Sirwana Mbu lwa nsonga ya mwami wange Eno laavu kazannyo buzannyo
Siyomba Na mukyala munnange Byebatulimba enjawulo temuli Tolwana Mbu
lwa musajja Bw'aweta ensonda ky'okola Tokola
lutalo walaayi Na mwana wabandi Ssi ye yamukwana Verse 2
Gwe manya abasajja (
You know) Teriiyo atuukiridde atacheatinga Ndaba kisingako Nga
ky'akola ky'okola ne mumarchinga Ono yakoowa okunyiiziira night and
day Omusajja acheatinga day by day Gwe obalaba benkanankana leka
naawe Toba ng'atannalaba Agamba nkooye nva mu meeting Ate ebadde
private meeting N'owulira omutwe nga
gukwetooloola Mwana wa maama osembera ki?
Nze agoba laavu yange ku lwa meeting Manyirawo agenze mu cheating
Nfunirawo omulala replacing Tuvuganye mu laavu competing Bwe mba
nkwetaaga Ne by'oyita nabyo mbyetaaga Naye ate
buli lw'obinnyima Olwo nfunirawo mangu shortcut Chorus
Sirwana Mbu lwa nsonga ya mwami wange Eno laavu kazannyo buzannyo
Siyomba Na mukyala munnange Byebatulimba enjawulo temuli Tolwana Mbu
lwa musajja Bw'aweta ensonda ky'okola Tokola
lutalo walaayi Na mwana wabandi Ssi ye yamukwana Verse 3
Obudde bukuyitako nsaba ogiggyeyo Laavu y'ekito eyo gy�odingisa Ebyo
by'onimbalimba ng'oyendayenda Nfunirawo omulala gwe mbaatisa Bw'opima,
Ngobudde bukuyitako Oteranga n'odda ewaka babe Nga wotuukira
Ompitirawo mu kisenge Ne nkuwa ku ka massage Eyo ye laavu enyuma,
Enyuma, enyuma, eh eh Eyo ye laavu enyuma, Enyuma, enyuma, eh eh

Sirwana Mbu lwa nsonga ya mwami wange Eno laavu kazannyo buzannyo
Siyomba Na mukyala munnange Byebatulimba enjawulo temuli Tolwana Mbu
lwa musajja Bw'aweta ensonda ky'okola Tokola lutalo walaayi Na mwana
wabandi Ssi ye yamukwana Sirwana Mbu lwa nsonga ya mwami wange Eno
laavu kazannyo buzannyo Siyomba Na mukyala munnange Byebatulimba
enjawulo temuli Tolwana Mbu lwa musajja Bw'aweta ensonda
ky'okola Tokola lutalo walaayi Na mwana wabandi Ssi ye yamukwana



Credits
Writer(s): Nelly Trussler
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link