Nkulowoozako

Iiyi iyi
yes bosss
Tns
Alvin kizz arepe wa
sheebah on da wat?
A sheebah on the Ting so we tell dem say
Are yuwa very pretty baby kankugambe
Nkolowoozako
Are yuwa gona be my baby kankubuuse
Nze nkulowoozako
I see your face beautiful baby girl
Nkuloowoozako
Me say Kampala baby yooo
Nze Nkulowoozako

Lwa leroo nalabye ansaana
Atambula ankubisa she's a guuna
Teyeemanyi bamuyita Queen karma
Akola wali ku Tns rounda corner
Mulungi nze i endorse ha
Obulungi bwe ku basajja atwookya
Amaaso ge gwe ga musana gwookya
mukwateko nkakasa aja kwookya
atambala bulungi designer
proud of who ya she a from uganda
Enviri ze za blacka nga manda
Talimba talina propaganda
See, njagala muwe ze sirowooza
N'omwana anzalire nakirowooza
Kuba, tayagala muliro ku mwookya
Woman pretty queen for a king like meh.

Are yuwa very pretty baby kankugambe
Nkolowoozako
Are yuwa gona be my baby kankubuuse
Nze nkulowoozako
I see your face beautiful baby girl
Nkuloowoozako
Me say Kampala baby yooo
Nze Nkulowoozako

Tontuma bbula, yalonda nze yes
Nzima bulungi ku sound cover bass
Akingamba daily am amazingi
Abawala abalala he's chasingi
Olina byennonya olina class
Engoye z'oyambala za masaali
Ne mikwano jange gyonna nagigambye
Yeggwe musajja gwennasiimye
Olina engeri gy'otambula enkuba by far
Ba guy nga gwe bavaawa
Wanzibula amaaso maaso ana
Baby akaama tekasaasanaaaaa ahhhh.

Are yuwa very pretty baby kankugambe
Nkolowoozako
Are yuwa gona be my baby kankubuuse
Nze nkulowoozako
I see your face beautiful baby girl
Nkuloowoozako
Me say Kampala baby yooo
Nze Nkulowoozako

Onjagadde wenna nti nga ngwaana
Olaze abalala dat am di wanaaa
In my mind and heart you di wanaa
Wankuba love nenkyankalana.

Wanzigya ku buwala obulala buli busege
Wankyuusa obulamu give a baby
See, love you everyday like ras baby
So me tell dem say youwa my baby

See, love you everyday like ras baby
Nhaaa, wankyuusa obulamu give you a baby

So me tell dem say youwa my baby.
Wanzigya ku buwala buli busege yeah yeah...
Waala ragazi ndagadaaa

Are yuwa very pretty baby kankugambe
Nkolowoozako
Are yuwa gona be my baby kankubuuse
Nze nkulowoozako
I see your face beautiful baby girl
Nkuloowoozako
Me say Kampala baby yooo
Nze Nkulowoozako

wanzigya ku buwala obulala buli busege
Nze nkulowoozako
See, love you everyday like ras baby
Nze nkulowoozàko
See, me tell dem say youwa my baby.
Ah ah ah
Yeah yeah youwa baby.
A aha
Baur on da beat



Credits
Writer(s): Ruyonga Phillip Alvin
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link