Mpulira Bibyo

Wani Production
Grenade Official
Yes boss

Baby tontya nawe sembera eno nze nkukwateko
Omukwano gwange mungi gy'oli setaga akugambako
Amazima oli wa-body, abalala just bakusokayo
Wadde bakusokayo
Era omazze n'obasangayo k'onzudde

Kati sembera onkube akaama
Baby sijja kalekaana
Budde budduka enjuba ewaba
Naye sok'ombulire ngwawa

Mpulira bibyo
Yogera nange mpulira bibyo
Mpulira bibyo
Nagun'omutima gusula wuwo
Mpulira bibyo
Yogera nange mpulira bibyo
Mpulira bibyo
Nagun'omutima gusula wuwo

Mpulira bibyo sikyekweka
Olina eddoboozi eri-soothinga
Teri aliyinza kusinga
Yadde ndabye bangi abagegenya
Baby wamanya nange nenkutegera totwala NO for answer
Love empomera era njivabira nga eyasimatuka kunsa

Kati sembera onkube akaama
Baby sijja kalekaana
Budde budduka enjuba ewaba
Naye sok'ombulire ngwawa

Mpulira bibyo
Yogera nange mpulira bibyo
Mpulira bibyo
Nagun'omutima gusula wuwo
Mpulira bibyo
Yogera nange mpulira bibyo
Mpulira bibyo
Nagun'omutima gusula wuwo (baby baby baby)

Charly, bw'oba eyo nga ndi eno mba nku-miss
Chane, tuka-shoot akafananyi nkutimbe
Aye, nkimanyi gwe best around the city
Oye, mpenzi siwezi ku ku-cheat

Kati sembera onkube akaama
Baby sijja kalekaana
Budde budduka enjuba ewaba
Naye sok'ombulire ngwawa

Mpulira bibyo
Yogera nange mpulira bibyo
Mpulira bibyo
Nagun'omutima gusula wuwo
Mpulira bibyo
Yogera nange mpulira bibyo
Mpulira bibyo
Nagun'omutima gusula wuwo



Credits
Writer(s): Nelly Trussler
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link