Tukwatagane

Aya bassi
A John Blaq bwoy bwoy bwoy (yeah yeah yeah)
African bwoy bwoy (A-A-A Andre on the beat)

Baby amazina g'ozina nga ganyuma
Bali abalala byebazina nze bimbowa
Ka nambako nze mwattu kembadde nsaba
Naye ate simanyi oba nsobola okukafuna (yeah)
A smartphone Samsung zikuba
Ka pose akafananyi selfie twekubye
Me love the way you put it on me, yuh put it on me
Your body soft yeah girl olinga baloon ah
Oli romantic nakoze research
Buli musajja mukibuga akulinako crush
Si bali ba faagi
Pastor oba Hajji
Bonna baagala kukebera result

Gimme your number tukwatagane eh
Gimme your number gwe tukolagane eh
Gimme your number tukwatagane eh
Gimme your number gwe eh
Aya basi tukone-tukone-tukonectinge
Yeah tukone-tukone-tukonectinge
Yeah tukone-tukone-tukonectinge
Yeah tukone-tukone baby

Nze saagala manya bali abalala
Mbalaba baagala kitambulira
Nkimanyi baagala nkute, bakunnemesa
Balabe bonna bali mu bbuba
Guno omukwano gwe ninna teri agulina
Teri agulina abo bonna beefera
Nezino ssente zennina teri azirina
Yali azirina yagenda America (Aya!)
Kati wuliriza ebyange
Bikungudde ng'akungula obulo (Aye)
Uh n'oyo ex wo mugambe
Nti kalyonso bilobilobido, yeah yeah
Mbu naye baby naye ate, akasente
Don't worry, yeah yeah yeah

Gimme your number tukwatagane eh
Gimme your number gwe tukolagane eh
Gimme your number tukwatagane eh
Gimme your number gwe eh
Aya basi tukone-tukone-tukonectinge
Yeah tukone-tukone-tukonectinge
Yeah tukone-tukone-tukonectinge
Yeah tukone-tukone baby

Nze mba nkulabye
Ne bwe weekweka mba nkulabye, my girl
Me say byonna mbirabye
Nebwobikweka mba mbirabye, my girl
Okay toba nga ba Chaina ah
Bimpe mu original Julaina ah ah
Ah oh let me be your farmer
Nsobola okukukabaliranga everyday
Because, guno omukwano gwe ninna teri agulina
Teri agulina abo bonna beefera
Nezino ssente zennina teri azirina
Yali azirina yagenda America (Aye)

Gimme your number tukwatagane eh
Gimme your number gwe tukolagane eh
Gimme your number tukwatagane eh
Gimme your number gwe eh
Aya basi tukone-tukone-tukonectinge
Yeah tukone-tukone-tukonectinge
Yeah tukone-tukone-tukonectinge
Yeah tukone-tukone baby



Credits
Writer(s): Andrew Ojambo
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link