Tonkyawa

Intro Yeah yeah yeah This one another one say Artin on the beat Verse
1 Tukikole neera nga Mowzey Radio Leero ekiro,
mu ttuntu oba olw'eggulo Babe,
mpa omukwano tonseera Mukwano gwo tuweebwa tetuswala Aah ah nga
tetuweera Mukwano tugugonze nga grader Girl your your love Is a
mountain I got to climb And ma my love is your ocean got to dive
Singa wali omanyi kye nyinza okwekola N'omala onkyawa Singa
ng'omanyi, kye nyinza okwekola Aah ah tonkyawa Singa wali omanyi kye
nyinza okwekola N'omala onkyawa Singa ng'omanyi,
kye nyinza okwekola Naawe tonkyawa Verse 2 Mpola mpola Mpola mpola
Tugende mpola abo tebatusobola Money nfuna ssente nfuna Bano abayaaye
be city tebatusobola Gano maanyi ga mukwano Ge gangamba bye nkola
mukwano Ne bw'ongamba nsasule bitaano Ebya Dollar ngya kuwa mitwalo
The way you whine You better than dem Mi ah confessing ma gyal You
killer dan dem The way you are You cooler dan ice Silver and gold,
Your body rock dem Chorus Singa wali omanyi kye nyinza okwekola
N'omala onkyawa Singa ng'omanyi,
kye nyinza okwekola Aah ah tonkyawa Singa wali omanyi kye nyinza
okwekola N'omala onkyawa Singa ng'omanyi,
kye nyinza okwekola Naawe tonkyawa
3 But why every time I call You say no?
Every time you say You don't know!
Bano ba chali ba kwesemberezanga Tebamanyi nti nakwesiimira dda
Banyumya bino biri tebakutulanga Tebamanyi nti nakwetwalira dda Gano
maanyi ga mukwano Ge ganjogeza ebingi ssi mupango Toli muyembe toli
mango Yenze akwagala mu buli angle Chorus Singa wali omanyi kye
nyinza okwekola N'omala onkyawa Singa ng'omanyi,
kye nyinza okwekola Aah ah tonkyawa Singa wali omanyi kye nyinza
okwekola N'omala onkyawa Singa ng'omanyi,
kye nyinza okwekola Naawe tonkyawa Outro Bano ba chali ba
kwesembereza Tebamanyi nti nakwesiimira dda Banyumya bino biri
tebakutulanga Tebamanyi nti nakwetwalira dda Gano maanyi ga mukwano
Ge ganjogeza ebingi ssi mupango Toli
muyembe toli mango Yenze akwagala mu buli angle



Credits
Writer(s): Julius Kasagga
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link