Tukutendereza

Yesu mulokozi wange
Leero ndi wuwo wekka
Omusaayi gwo gunnaazizza
Neebaza, Omulokozi

Tukutendereza, Yesu
Yesu Mwana gw'andiga
Omusayi gwo gunnaazizza
Nebaza, Omulokozi

Edda nafuba bufubi
Okufuna emirembe
Leero mmaliridde ddala
Okweyabisa Yesu

Tukutendereza, Yesu
Yesu Mwana gw'andiga
Omusayi gwo gunnaazizza
Nebaza, Omulokozi

Nnaababuulira nga abantu
Obulokozi bwonna
Obutali obutali bwa kitundu
Obulamba obw'obuwa Yesu

Tukutendereza, Yesu
Yesu Mwana gw'andiga
Omusayi gwo gunnaazizza
Nebaza, Omulokozi

Tukutendereza, Yesu
Yesu Mwana gw'andiga
Omusayi gwo gunnaazizza
Nebaza, Omulokozi

Tukutenda, Yesu
Mwana gw'endiga
Omusayi gwo gunnaazizza
Omusayi gwo gunnaazizza
Omusayi omusayi gunnaazizza
Nebaza, Omulokozi



Credits
Writer(s): Samuel Kiberu
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link