Ekyeejo

Ohh beibe bi be be be be be
Baur on the beats spice diana
Ohh beibe bi be be be be be
A source management
Wankuza ekyejo beibe

Nkwata beibe
Nze tondeka awo beibe
Nyweza beibe
Yegwe eyankuza ekyejo beibe
Nkwata beibe
Nze tondeka awo beibe
Nyweza beibe
Yegwe eyankuza ekyejo beibe

Bingi byenjoya njagala mbiyoye beibe
Ngo'tudde awo
Omukwano gwe nnina njagala ngukumette nze
Ngokutte awo
Nge'kimuli ekito
Obe ekyakasa
Nkwagala tewali kwekwasa
Era tonnenya kuba neepanka
Owange mwagala nze nzekka
Mbeera awo
Nga ndowooza kuggwe eyo
Ohhh nnaawe eyo
Ebirowoozo bisseeno
Kikole daily

Nkwata beibe
Nze tondeka awo beibe
Nyweza beibe
Yegwe eyankuza ekyejo beibe
Nkwata beibe
Nze tondeka awo beibe
Nyweza beibe
Yegwe eyankuza ekyejo beibe

Mpola mpola nnyo
Nkwata mpola mpola nnyo
One two beibe
Ate ngokikola daily
Ohhhh
Yeggwe ankwata ko nenjayaana
Omubiri gwange negusassaana
Yenze nkugambye ntya
Kuba ontijjisa nebyenkya
Banji bagumiise
Nebwebekoza
Nze gwendaba yeggwe
Nebwolwaayo ninze
Teri alinkema annimbe nti ngende

Nkwata beibe
Nze tondeka awo beibe
Nyweza beibe
Yegwe eyankuza ekyejo beibe
Nkwata beibe
Nze tondeka awo beibe
Nyweza beibe
Yegwe eyankuza ekyejo beibe

Ohhh beibe bi be be be be be
Wen l look at you
You look at me
Ohhh beibe bi be be be be be
Ohhhh oooh

Bingi byenjoya njagala mbiyoye beibe ngo'tudde awo
Omukwano gwennina njagala
Ngukumette nze
Ngokuttee awo
Mpola mpola nnyo
Onkwata mpola nnyo
One two beibe
Ate ngokikola daily
Ohhhh hmmm
Bangi baguumiise
Nebwebekoza nze gwendaba yeggwe
Nebwolwayo ninze
Teri alinkema animbe nti ngende

Nkwata beibe
Nze tondekaawo beibe (tontaanga)
Nyweza beibe
Yegwe eyankuza ekyejo beibe (nze nina ekyeejo)
Nkwata beibe
Nze tondekaawo beibe (tontaanga)
Nyweza beibe
Yegwe eyankuza ekyejo beibe (nze nina ekyeejo)

Nkwata nkwata hmm
Mpola mpola nnyo nkwata
Mpola mpola nnyo nkwata
One two beibe
Ate ngokikola daily
Mpola mpola nnyo ooh ooh
END



Credits
Writer(s): Namukwaya Hajara
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link