Wampangula (Remastered)

Hmm ummm umm
A Sabar Iman (iPon Music)
Hmm umm ummm (Articall on the beat)

Yegwe gwenina baby sirina mulala (sirina mulala)
Bwolilagajala nebantwala tewekwasa
Ah baby sikikukweka
Omutima nagukuwa baby nagukukwasa
Baby nagukukwasa
Amazima nkukakasa nze njogera mu lwatu mubiri gwe nasigaza nze
Ah wamegga baby wampuza
Amanyi genalina wangonza
Mukwano gwo baby nze gwampunza
Ah wanzija kubali wampaza
Njogeza mutima nze njatuza kamwa
Lwesikulabye baby sirubala
Ahhh Ah sirubala siriwala naye nakusiruwala
Baby siriwala naye nakusiruwala
Wansiba baby naye nsumulula
Ahh Ah nsumulula Ah

Kati kwata awo (Kati kwata awo)
Nyweza awo (Nyweza awo)
Tovawo awo (Tovawo awo)
Wona wuwo awo (Wona wuwo awo)

Ah baby wampangula
Mutima waguwangula
Wadde nakuwanvuya
Naye wamala nompangula
Ah baby wampangula
Mutima waguwangula
Wadde nakuwanvuya
Naye wamala nompangula

Zino nsonga zakumitima
Love endi eri ku mutima
Baby ondi eri ku mutima
Ah wantuka dda nze kumutima
Nakuwa Omutima baby kuum'omutima
Nyweza Omutima baby togaba mutima
Kwata Omutima bali tobawa mutima
Baby togaba mutima
Ah baby nsubiza nti tolifuna tima
Mu mutima baby nonumya Omutima
Nkusaba baby tonumya ng'enjala ennuma bambi tonyima
Ah lwaki ku luli wansoza
Nanyumirwa baby byewansoza
Mukwano baby nze gwa mpuza (Baby gwa mpuza. Ah)

Kati kwata awo (Kati kwata awo)
Nyweza awo (Nyweza awo)
Tovawo awo (Tovawo awo)
Wona wuwo awo (Wona wuwo awo)

Ah baby wampangula
Mutima waguwangula
Wadde nakuwanvuya
Naye wamala nompangula
Ah baby wampangula
Mutima waguwangula
Wadde nakuwanvuya
Naye wamala nompangula

Baby singa tewaliwo
Osanga nange singa sandi badewo
Ah baby nomal'onkywawa
Amazzima kale nze nyinza okusanawo
Ah baby nyumirwa eddobozi lyo
Kululimi nin'obuwoomi bw'omukwano gwo
Omukwano gwo guwoomoma
Owooma okusinga omubisi gw'enjukyi
Ah wendowoza ku ddobozi lyo
Mba njagala baby nzije nkukwateko
Baby sirikukyawa umm um sirikukyawa

Kati kwata awo (Kati kwata awo)
Nyweza awo (Nyweza awo)
Tovawo awo (Tovawo awo)
Wona wuwo awo (Wona wuwo awo)
Kati kwata awo (Kati kwata awo)
Nyweza awo (Nyweza awo)
Tovawo awo (Tovawo awo)
Wona wuwo awo (Wona wuwo awo)
Articall on the beat.



Credits
Writer(s): Blackboard Charts
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link