Wakayima

Ahaaah haaa Ronnie on this one nangana
Eheeeh heee a big size BEBE COOL a me come again zagada
Omukwano kati nsibisa nkokoto
Abakulabako bagamba gwe oli kito
Nze nja kujayo n'amanyi g'omubuto
Kubanga byonkozesa baby bya ndigito
Onegezagezamu okunoba jukira wa
Gyetuvudde baby nga tutoba onfumba
Nga afumba amajji boyilo
Omutima oguzanyisa nga azanya dduyiro
The way you wayne your body
You shake your body
Onkubisa amasanyalaze munda muli
Oyagala nsumulule ne ku wallet
Nga ate mu ssimu wansavingamu ng'owa chapati

Ago amagezi g'onsalira ga wakayima
Nze sibikiriza ebya wakayima
Silimba sibyagala ebyo ebya wakayima(my lover)
Nze sili family ya wakayima
Ago amagezi g'onsalira ga wakayima
Nze sibikiriza ebya wakayima
Silimba sibyagala ebyo ebya wakayima(my lover)
Era sifanana nga ba wakayima

Alright Alright

Topapa kubinjigiriza×2
Kuba nabyeyigiriza
Topapa kubiyimiriza×2
Kubanga nkyali ku ntandikwa
Nga olutambi lwa cinema
Baby nga ojjude eneema
Kyembade mbuuza ku speed kwotambulira
Ebigambo bitambula
Gwe baby totandika ntondo
Ongamba nze asinga
Nga ate olina abalala Eyo bo datinga
Ebifananyi n'o likinga
Nkimanyi olina bingi byo hidinga

Ago amagezi g'onsalira ga wakayima
Nze sibikiriza ebya wakayima
Silimba sibyagala ebyo ebya wakayima(my lover)
Nze sili family ya wakayima
Ago amagezi g'onsalira ga wakayima
Nze sibikiriza ebya wakayima
Silimba sibyagala ebyo ebya wakayima(my lover)
Era sifanana nga ba wakayima

Alright Alright
Ahaaah haaa Ronnie on this one nangana
Eheeeh heee a big size BEBE COOL ami come again
Ontade waggulu onsitula
Okuva e Kampala paka mutukula baibe
Omutima gwange ogukutula
Mbiwulira abasajja bakusigula
Mu motoka z'abasajja bakulabamu
Mbu osaba lift ng'atte olina n'eyiyo
Nebuuza ekikutwala e Makerere
Nga ate olina apartment
Osula mu bangalo

Ago amagezi g'onsalira ga wakayima
Nze sibikiriza ebya wakayima
Silimba sibyagala ebyo ebya wakayima(my lover)
Nze sili family ya wakayima
Ago amagezi g'onsalira ga wakayima
Nze sibikiriza ebya wakayima
Silimba sibyagala ebyo ebya wakayima(my lover)
Era sifanana nga ba wakayima
Instrumental



Credits
Writer(s): Matovu Ronald
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link