Vimba (feat. Gravity Omutujju)

Emikono juu
Omutujju munju
Mbalisa akatogo k'omuccere n'obutwa my patwa
Okay

Akavimbo kange nawe
Tolin'amanyi, tofunya bikonde yeah
Nze nkera mu jab jab
Bagamba ndi so sharp (yeah)
Yeah yeah
If you go so, I go so
And if you say so, I'll say so o-o-oh
Mimo will flow
This is how we go

The return of the ghost, gw'asika kasita olata teri ku lata
Owakabi ndi mu kitundu bantidde
Na dala abakadde, bano abatudde
Ama-rap ngasude
Nteredde ntende nti mu luga
Kitufu, luga mu musula ng'omubufu
Mbali ku guard nga bulletproof
Mbakwata offside DJ azanyawo nga ref-
Mu kano akazanyo mumpite hajji nasif
Gravity Omutujju alongside mister DJ
Mementuka oluganda mu ludikya nga agaya enkejje
Mu club, bu-sexy mbutunuza ng'amabujje
Omuziki gunsobede nange kangende ngubojje

Wama vimba (vimba vimba vimba)
Woba onavimba, vimba nange nvimba (vimba vimba vimba)
Wama vimba (vimba vimba vimba)
Woba onavimba, vimba nange nvimba (vimba vimba vimba)

Gravity Omutujju ne bwentambula nga ndi bwerere
Kasita kyali wange ompa ebakuli y'omuccere
Awali omuccere nzungawo nga byenda bya nsekere
Jjukira Sizza gweyalya ku mbaga ya Straka e Namboole
Nze kipirawo nkimalawo, ne bwompa lorry
Omuccere gutambula nga onywerako mwenge bigere
Okunsera omuccere, ekyo okola kyabwerere
Ka nkuvume silly lwaki emmere ompa ya nursery
Mpereza ejjiko yange eyo gyebakola surgery
Ekiccere nkiryewo nga badogo ba primary
Ngude ku accident y'omuccere nfunye injury
Mufumbiro speed eddagala baliretedde mu mpale

Wama vimba (vimba vimba vimba)
Woba onavimba, vimba nange nvimba (vimba vimba vimba)
Wama vimba (vimba vimba vimba)
Woba onavimba, vimba nange nvimba (vimba vimba vimba)

Uganda Police, defence force



Credits
Writer(s): Hassan Ssemanda
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link