Dear Hiphop
(Dear Hip Hop)
Yali asibye ebiswahili nga layini ziri straight
Yali ava siiga graffiti ku ngalo kwaliko paint
Lwe nasooka okulaba Hip Hop gwali mwaka gwa seventy eight
Nali sirabanga muwala ng'ajjuzza figure eight
Ebbina lye lyali ddene eyo ye yali bait
N'asooka n'aŋamba ntino two times eight
Yali ayagala mukubiremu sixteen bars eziri tight
Naye mwana ebiseera ebyo nange nali nkyali fala
Rhyme gye nasooka okukuba n'agiziimuula
Nali nkyayavula, Ibraw n'amutwala
Kwesto ye n'alyoka amufuula omukyala
Namusanga akissinga Sylvester ne Abrahamz ku DV8
Babaluku, Navio n'Abataka baalinga ba bba be
Namwegomba azze okulaba Lyrical G ku No End
Lumix y'eyamuleetanga e Ntinda ku wiikendi
Yala, Slyke, Milka baalinga ba girlfriend be
Nze ne Mulekwa back in the day had no money to spend
Namuweereza ka soda nange akimanye nti gyendi
Ani yali amanyi tulibeera together in the end?
BFE yatandika okufuna Platinum cheques
N'andaga ba queen, ba P Tec ne ba president
Yaŋamba mbuulire story eza ba Ghetto residents
Lugaflow is my culture so I must represent
Yaŋamba eggulu lyampa ekitone ky'okubeera intelligent
Nyinyonnyole abaana concepts babeere confident
Globally yampa amaanyi g'okubeera eloquent
Tour tuzikubye locally ne internationally
Financially y'eyannyimusa n'anzigya ku cement
Spiritually am trying to be the best man I can be
Lyrically the pen is mightier than the sword I can see
And I promise to love you forever signed yours sincerely
Dear Hip Hop nze nkumissinga
Mu bakazi be naakabeera nabo yegwe asinga
Ki ekikunyiga ki ekikaabya amaziga?
Nze nkooye okulaba nga bakumistreatinga
Oli mulungi smile eringa poetry
Kankukwate mu kiwato ng'akwata ekitontome
Tutambule ffembi abateesi ka tubalumye
Tuula wano eno ku kisambi nkunyumize story
Memories mu mpewo nga Boomerang zikomawo
Ng'omwagalwa wange ng'awunya akawoowo
Nga arrow ne bow twesikamu ne tweggyawo
First date ne Hip Hop twalya luwombo lwa cow
Bwe nakola poem eyasooka yagamba wow!
Ne mulaga eggulu nga telescope ya Galileo
Luga flow ng'akyawooma nga sumbuusa eya kawo
Kino ba kasangwawo kye baalanga nti kiribaawo
Bw'oba owakana gwe genda obuuze jajja wo
Naggyako akawuuwo
Ne mpandiika formula empya ku lubaawo
GNL Zamba, lyrical architect w'ekimbeewo
Surgeon eyayawula aba Hip Hop mu Kipepeo
Buli ssaawa obwongo bubeera budduka ng'akaweewo
Naye mwana GNL Zamba n'otulekawo?
Mpulira kati oyimba ne Mangere mwakola duo?
N'owewuwo ddamu otukube show eziri annual
Baboon Forest obasomere manual
Hits ziri classic
Style eri fantastic
Zamba oyagala colour ya white olinga wa Traffic!
Kko nze omwana muzungu naye omutima gwa ba Nilotic
We go together just like Gin and Tonic
Jjuuzi namugambye engeri gye njagalamu Hip Hop
Naye n'agamba muleete mu buliri tukole m'enage a'trois
Kuba ndaba engeri gy'omumissinga oyinza n'okwewa obutwa

Nze nkooye okulaba nga baku abusinga

Dear HipHop nze nkumissinga

Credits
Writer(s): Ernest Nsimbi
Lyrics powered by www.musixmatch.com
Link
© 2024 All rights reserved. Rockol.com S.r.l. Website image policy
Rockol
- Rockol only uses images and photos made available for promotional purposes (“for press use”) by record companies, artist managements and p.r. agencies.
- Said images are used to exert a right to report and a finality of the criticism, in a degraded mode compliant to copyright laws, and exclusively inclosed in our own informative content.
- Only non-exclusive images addressed to newspaper use and, in general, copyright-free are accepted.
- Live photos are published when licensed by photographers whose copyright is quoted.
- Rockol is available to pay the right holder a fair fee should a published image’s author be unknown at the time of publishing.
Feedback
Please immediately report the presence of images possibly not compliant with the above cases so as to quickly verify an improper use: where confirmed, we would immediately proceed to their removal.