Omalawo

Love, Love, Love
Love
Love, Love, Love (Asteyn)

Mukama yampa amaaso nga ayagala nkulabe
Ng'ayagala nkufune ng'ayagala onkyamule
Lw'oberawo ngonda
Wadde nga bbo abalala kibanyiiza, lwakuba ongonza
Uh yea eh ya
Baibe byonna gw'ayiiya
Baibe byonna gw'asinga
Ebintu byo tebyakyama, oli perfect eh yeah

Ogenda kunsobola
N'eno love gyonsaaba
Ogenda kunsobola
N'eno live gyonsaaba
Kyoba omanya omalawo nzenna
Nzenna omalawo
Kyoba omanya omalawo nzenna
Nzenna omalawo

Nze ndi mwana wa mululu
Ne mu love nkola omululu
Abamu bampita omulalu
Si kusaaga si zungululu
Abalala abakwemanyiiza
Bakimanye ndi mubi nkuba
Balabire ne ku Eva
Oli muyi, namumenya
Lw'oberawo ngonda
Wadde nga bbo abalala kibanyiiza lwakuba ongonza
Uh yea eh ya

Ogenda kunsobola
N'eno love gyonsaaba
Ogenda kunsobola
N'eno live gyonsaaba
Kyoba omanya omalawo nzenna
Nzenna omalawo
Kyoba omanya omalawo nzenna
Nzenna omalawo

Baby nkwesunga, era gwe yanguwa
Baby gwe nsonga nze lwaki nsanyuka
Love, love, love, love
Love, love, love
Lw'oberawo ngonda
Wadde nga bbo abalala kibanyiiza lwakuba ongonza
Uh yea eh ya

Ogenda kunsobola
N'eno love gyonsaaba
Ogenda kunsobola
N'eno live gyonsaaba
Kyoba omanya omalawo nzenna
Nzenna omalawo
Kyoba omanya omalawo nzenna
Nzenna omalawo

Uuuh, yea
Lydia Jazmine again
Bank Records
The one and only
Again and again
And again and again



Credits
Writer(s): Owori Opio
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link