Many Girls

Come sign to my label
Gravity Omutujju haha!
She wants go my level
Andre(eeh)
Commence

I see many girls calling me
Bampita no bangi
I see many girls calling me
Bampita no bangi
Eh taata taata taata
Bampita no bangi
Eh taata taata taata
Bampita no bangi

Watch me!
Belinda waabeera mba nina okutuuka
Michelle bw'ampitako mba nina okukyuka
Flavia alina ekisambi ekyamyuka
Tolina ky'onnamba bwemba ne straka
Zuena yandobesa ng'ayita mu park
Daniella sseguku ankubisa attack
Namakula atunde asinga n'amaduuka
Sylvia ayagala okwambala zi jean
Olivia alina amahip ne skin
Scovia ali genius tali mean
Samantha bwemba naye mpambirawo scene
Alice ye mukambwe nnyo akira ku amin
Zari ampa ne ku dollar anti ye boss
Ameria sifaayo bw'ajja n'ekikoosi
Amanda yannamba akyamalayo course
Ninayo naki grace ne prossy

I see many girls calling me
Bampita no bangi
I see many girls calling me
Bampita no bangi
Eh taata taata taata
Bampita no bangi
Eh taata taata taata
Bampita no bangi
Andre, ggwe!!
Winnie bw'atambula abasaja baasama
Jane yansobera alimu ekyama
Kenzo bw'andeba ne rema ng'atama
Ye zania ayagala nnyo omukuba obwama
Bwe ndaba benitah ndowooza bingi
Pamelah mwagala okusinga ne siringi
Diana ali soft ate empisa ze nnungi
Sheebah alina eriso ng'erya Nvannungi
Rose bw'antunuulira nfuna alutiko
Maria alina shape ng'akola zi physical
Stella yankuba yadde alina nsereko
Amina anfumbira enva n'assamu obutiko
Vanessa anywa coke ng'ali mu club
Brenda yeetamwe enkoko ayagala saaba
Juliet ng'anyiize akasukajab
Monica nga muyise alinnyirawo cab

Come sign to my label
She want go my level
She want go my level

I see many girls calling me
Bampita no bangi
I see many girls calling me
Bampita no bangi
Eh taata taata taata
Bampita no bangi
Eh taata taata taata
Bampita no bangi

Aargh, waliwo phina
Nze mwewuunga
Bwe nsanga gloria nina okumwenya
Hope yannamba nti akyali mbeerera
Irene mulowoozaako bwe nzibiina
Ate bwe ntunula nga ndaba shamim
Ye cathy atukula ng'anaaba vim
Jackie alina okujja ansageyo mu gym
Aisha asana na ku zannyaamu ka firimu
Ye eva mweyitira ice cream
Shaluwa mwagla yanzaalira shalom
Tina wadde ng'ali shy y'antegeera
Cindy bwe muliramu agumira embeera

(Taking you there)
(Taking you there)
Where the girls are today
(Taking where there)
(Taking you there)
Where the girls are today
Eh taata taata taata
Make the girl call my name taata
Eh taata taata taata
This the way we walk like taata
Uganda
East Africa
Africa to the world



Credits
Writer(s): Andrew Ojambo
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link