Ngamba

Yeah yeah, baby yeah yeah
Baby! John Blaq bwo-bwo-bwo-bwoy baby
African bwo-bwo-bwo bwoy, Big Davie

Aya baasi! Y'oba obigyawa, by'oba oyogera?
Obigyawa ebyo by'oba onnyumiza?
Mbyagala nze by'oba onnyumiza girl, yeah
Ye nze omukwanogwo, gunsannyalaza
Mukwanogwo nze gunsannyalaza
Mbyagala nze by'oba ongamba girl, yes I

Laavu yo (laavu yo)
Laavu yo girl
Omukwano gwo (Big Davie logic to the world)
Ih yeah

Ngamba (nti ebyaddala)
Ngamba (nti onjagala)
Kyova (onjagala)
Baby (inside)
Ngamba (ddala)
Nti oba (onjagala)
Nti oba (bya ddala)
Baby (to-pretendinga)

Kale nkitegeera, oluusi oyinza okwekyusa kubanga
Eyo gy'obeera abayaaye, bakutuuza nyo nyo mu kiboozi
Kababe nga bakugamba batya
Kababe nga bakugamba biki
Ngamba nti tolindeka mukwano
Ngamba nti tolindeka my love
Mukwano kuyambagana nga tukwatagana
Buli w'obeera nkutuukako girl
Batuleetera tubalwanyisa
Tubalwanyisa me and you my girl

Ngamba (nti ebyaddala)
Ngamba (nti onjagala)
Kyova (onjagala)
Baby (inside)
Ngamba (ddala)
Nti oba (onjagala)
Nti oba (bya ddala)
Baby (to-pretendinga)

Laavu yo (laavu yo)
Laavu yo girl
Omukwanogwo ogwo
Mukwano kuyambagana nga tukwatagana
Buli w'obeera nkutuukako girl
Batuleetera tubalwanyisa
Tubalwanyisa me and you my girl
Y'oba obigyawa, by'oba oyogera?
Obigyawa ebyo by'oba onnyumiza?
Mbyagala nze by'oba onnyumiza girl, yeah

Ngamba (nti ebyaddala)
Ngamba (nti onjagala)
Kyova (onjagala)
Baby (inside)
Ngamba (ddala)
Nti oba (onjagala)
Nti oba (bya ddala)
Baby (to-pretendinga)

(Omukwanogwo ogwo, girl)
Nti ebyaddala (ngamba)
Nti onjagala (ngamba)
Onjagala (ky'ova)
Oh my God, Bomba made my beat
Nti ebyaddala (ngamba)
Nti onjagala (ky'ova)
Bya ddala, to-pretendinga (teri kuzikiza!)
(Baby)



Credits
Writer(s): John Kasadha
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link