Edoboozi Lyo

SlickStuart and Roja
Eeh, Soulja

Wabula mwana gwe nze nkulabye
Onyumirwa obugoye, kale wesimye gwe
Uhmm!
Wabula olina beauty, ofanana bulungi baby olina pretty
Kilabika wamira mpeke, gw'okulabika obulungi baby okaabya many
Nze gwe gwempana (eh)
Kasita okitegedde kyengamba
Kyengamba

Nze njagala edoobozi lyo (yogera, yogera, yogera)
Doobozi lyo (yogera, yogera)
Njagala edoobozi lyo gwe (yogera, yogera, yogera)
Ma'ah
Njagala nonkwatako (yogera, yogera, yogera)
Nonkwatako (yogera, yogera)
Mukwano nenfuna otulo (yogera, yogera, yogera) (eeh)

Olinamu amasanyalaze
Setaga ngalabe
Gansibye mpuze gwe (eh)
Oli bwomu gwenalaba
Gwe sinalaba
Netaga nkulabe
Eeh
Wabula mwana gwe nze nkulabye
Onyumirwa obugoye
Kale wesimye gwe (eh)

Nze njagala edoobozi lyo (yogera, yogera, yogera)
Doobozi lyo (yogera, yogera)
Njagala edoobozi lyo gwe (yogera, yogera, yogera)
Ma'ah
Njagala nonkwatako (yogera, yogera, yogera)
Nonkwatako (yogera, yogera)
Mukwano nenfuna otulo (yogera, yogera, yogera) (eh)

Wabula olina beauty, ofanana bulungi baby olina pretty
Kilabika wamira mpeke, gw'okulabika obulungi baby okaabya many
Nze gwe gwempana (eh)
Kasita okitegedde kyengamba
Kyengamba
Aah!

Yogera, yogera, yogera
Yogera, yogera
Yogera, yogera, yogera

Yogera, yogera, yogera
Yogera, yogera
Nessim Pan Production (yogera, yogera, yogera)

Nze njagala edoobozi lyo (baby nawe sasira)
Doobozi lyo (mukwano gwange wanzita)
Njagala edoobozi lyo gwe (baby nawe yanguwa)
Eeh Eeeh

Njagala nonkwatako (mukwano nawe yanguwa)
Nonkwatako (mikwano gyo ejjo gyantama)
Mukwano nenfuna otulo (tejimanyi nze gyensula) eeh
Ooh yeah yeah

Yogerako nzeno ndaba
Njagala nkukwateko ondabe eeh
Gwemukwano yanguwa
Eeh eeh Nakawa
Baby nawe yanguwa
Mikwano gyo ejjo gyantama
Tejimanyi nze gyensula
Ooh ooh ooh

Sana
Sana sana
Nawe
Nawe bambi yamba
Yogera, yogera, yogera
Yogera, yogera
Yogera, yogera, yogera

Yanguwa nfa
Yanguwa nze nendaba
Yanguwa nfa
Yanguwa
Yanguwa



Credits
Writer(s): King Saha, Nessim, Slick Stuart
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link