Nguwe Ani

Oh na yeah
Mmm mm
Eh yeah yeah (Shak on the beat)

Waliwo ekintu kye njagala obagamba
Ekintu kye njagala obagamba
Ebintu by'omukwano bizibu, bizibu bizibu
Bikwata mikono na magulu, na magulu, na magulu yeah
Muno n'omwagala ah
Buli kalungi n'okamuwa
Bwezibuze gwe n'osonda ate
Nga akwagaliza bunyogoga yeah

Nze kale byantama era (era)
Byona mwetuyise eno ye embeera
Nze kale byantama era (era)
Ow'omukwano gwe nasabira empera

Kati nguwe ani, nguwe ani nze
Oba ntwale ani, ntwale ani nze
Omukwano nguwe ani, nguwe ani nze
Oba ntwale ani, ntwale ani nze

Tutamidwa netubikowa
Love okula netalaga
Ebintu byewagumira edda
Mu bantu ate nebikuswaza eh
Mazima n'oguma (nkoye)
Abalala n'ogoba (oh yeah-yeah)
Nokisanga oluvannyuma ng'ate, byolina ebiwundu yavuba (nkoye-ye)
Ky'oba omanya katula kebise buka
Nandi tegede ne mbyepena nze

Nze kale byantama era (era)
Byona mwetuyise eno ye embeera
Nze kale byantama era (era)
Ow'omukwano gwe nasabira empera

Kati nguwe ani, nguwe ani nze
Oba ntwale ani, ntwale ani nze
Omukwano nguwe ani, nguwe ani nze
Oba ntwale ani, ntwale ani nze

Oh yeah yeah yeah yeah
Nzikiriza nze bineme
Mukwano owangule
Nze nasiiga okungule
Mukama bwatyo bwageeze

Nze kale byantama era (era)
Byona mwetuyise eno ye embeera
Nze kale byantama era (era)
Ow'omukwano gwe nasabira empera

Kuma muliro, kuma muliro oh
Kuma muliro mu ddoboozi lyo oh
Kuma muliro, kuma muliro oh
Ng'ate okimanyi nsula na wuwo oh
Kuma muliro, kuma muliro oh
Kuma muliro mu ddoboozi lyo oh
Kuma muliro, kuma muliro oh
Ng'ate nze taata w'abaana bo oh

Kati nguwe ani, nguwe ani nze
Oba ntwale ani, ntwale ani nze
Omukwano nguwe ani, nguwe ani nze (oh nana nana)
Oba ntwale ani, ntwale ani nze (eh eh-eh eh)

Kuma muliro, kuma muliro oh
Kuma muliro mu ddoboozi lyo oh
Kuma muliro, kuma muliro oh
Kuma muliro nga yenze darling wo oh
Kuma muliro, kuma muliro oh
Kuma muliro, kuma muliro
Kuma muliro, kuma muliro girl
Kuma muliro mu ddoboozi lyo oh oh yeah



Credits
Writer(s): George Kigozi
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link