Mekete

Kabako tuli ku rise gwe! ate ennaku zino tuli ku rise
(Team no sleep shidy beats ahh.)
In my heart wambunabuna abalala obasinga (oli mekete)
Laba ondigiza budigiza silina kyenjula (oli mekete)
Yo Number one class diva (diva)
Abalala mbasinga(ndi mekete) bansinza businza(sinza)
Beautiful nga monalisa
Kino kilabibwa bulabibwa okuva lwenakufuna oyaka nemunzikiza
Osinga obutadooba nemisubbaawa gyonna egyakakolebwa
Olugumuggumu Olwo nze nejewalufunila yonna samanya
Gwe gezaako onumye (uh yeah eh). Awo nkuyitile Wembley (uh yeah eh)
Njagala leero nkifune (uh yeah eh) mumukwano okyawule
Amapenzi ogawule. Hey yeah

In my heart wambunabuna abalala obasinga (oli mekete)
Laba ondigiza budigiza silina kyenjula (oli mekete)
Yo Number one class diva (diva)
Abalala mbasinga(ndi mekete) bansinza businza(sinza)
Beautiful nga monalisa
Akusinga yambula nawe bitebye nti ansinga yakubula
Nze abakila mubyenkola nawe gwe akulembela ansaanila.gwe
Laba ondigiza budigiza.mwana wabandi nze mutajjula
Ndabilwaamu mwenelaba ekyo kimanye nekyo kimanye
Njagala onoonye bolumya nze nzijjamu mubolumya
Mwana muwala bankola mu bwelufu mwenatonderwa
Nze ndimujaasi omu saavula ngatambula kasuka
Omuta gwange bweguluma munda eri gyewatuuka
In my heart wambunabuna abalala obasinga (oli mekete)
Laba ondigiza budigiza silina kyenjula (oli mekete)
Yo Number one class diva (diva)
Abalala mbasinga(ndi mekete) bansinza businza(sinza)
Beautiful nga monalisa
(Kabako) gwe! Nawe oli mekete olaba osotta
Nakagaali nange nkutya (ovuga nemu kyenda)
Osinga sematimba bwenkulabako baby nkuyita
Star(toli college drop out) olaba ne stella nyanzi akutya
Kumanya bumanya baby wakulembera
Nsale ku kagaati hah! Nfumbewo ku ka caayi
Tusooka wa muzaata kusaba busabi.tugende ewa
Bugembe kusaba busabi
Kabaka antumye ndeete omugole Yantumiza ndeete omugole
Nakyo nkiyise.banatula bankuba mu love its ok
In my heart wambunabuna abalala obasinga (oli mekete)
Laba ondigiza budigiza silina kyenjula (oli mekete)
Yo Number one class diva (diva)
Abalala mbasinga(ndi mekete) bansinza businza(sinza)
Beautiful nga monalisa

Credits
Writer(s): Nina Kankunda
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link