Onkosa

Hmmm hmmm
Mudra (waguan)
Your girlfriend ah my friend
DMario Mash up, yo dream city murder it
Bae, bae

Mpaako tolizaala omulema mpaako (no)
Ntemera ku laavu etaggwewo
Yegwe anyirira ob'ekizigo ky'amaanyi? (Wulira n'ebano)
N'ebbaala kazeggule (level)
Anyway, eby'okunaaba twabinafuya
Nebwessinaaba ne neebaka era ssifa
Ate alina eza wale nga temuli ssente
Bambi tatuwa magezi ku luno nyaabula
That girl, That girl wabula (wabula)
Buli wemulabako bambi antukulira
That girl, That girl wabula (omwana oyo)
Buli lwe mugambako aŋamba nti biruma

She says no no no no no (onkosa)
Oh no no no (onko)
No no no no no (onkosa)
Nnyo, nnyo nnyo (onko, onko)
Nnyo, nnyo nnyo nnyo nnyo (onkosa)
No no no no (onko)
She says no no no no no (onkosa)
Oh no (onko)

Ekimala kimala, nze tonsudiya
N'omubiri gwange, tegwewagira
Tompasula, mukwano tompasula
Wigi wigi waga waga tonzoleya
Gwe wama, mpolampola tonzita
Amazina go oyagala na kumenya
Y'aŋambye ayagala basama
Naye tomugulira kya kunywa kya sanitizer
Mbu jangu nkuwe ku ssente mulo
Mu ki? mulo, nkuwe ku die
Ate yitayo ne ku mukwano gyo
Naye bagambe bayite n'eza beer

She say no no no no no (onkosa)
Oh no no no (onko)
No no no no no (onkosa)
No, nnyo nnyo (onko)
No, nnyo no no no (onkosa)
No no no no (onko)
She says no no no no no (onkosa)
Oh no (onkosa)

Sam Gudi yagulayo awo embaata
Yakeera ezadde embwa nnya
N'akeera ente nga munaana
N'atunda e million kinaana
Olwo n'atema
Muwala oyo taata wo
Ate oŋamba ndigida ne Jalia
Mbu ndi mwavu nkwana nga gwe baatuma
Kwegamba, kwegamba, kwegamba, kwegamba business

That girl
That girl wabula (wabula)
Buli lwe mulabako bambi antukulira
That girl
That girl wabula (omwana oyo)
Buli lwe mugambako aŋamba nti biruma

She says no no no no no (onkosa)
Oh no no no (onko)
No no no no no (onkosa)
No, no no (onko, onko)
No, no no no no (onkosa)
No no no no (onko)
She says no no no no no (onkosa)
Oh no (onkosa)
Onko, onko, onko, onko, Onko, onko, onko, onko



Credits
Writer(s): Mudra D Viral
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link