Sweet mama

Gerald monster on the beat
Yaya yaya yaya...
Eno ensi nene
Naye efunda in just aday
Kazibe ensimbi
Nga zezikweewaza zisobola okugwawo
Nze kyenzudde
Ekisinga gwemukwano gwa mama
Oba sanyu, kebe naaku...
Waliba agenze...
Ndiyiita bani nze...
Kati olwo waliba azaaye...
Ndisanyusa ani nze...
Maama waliba agenze,
Ndiyimbirani nze...
Kati olwo waliba azaaye ...
Ndizinira ani nze...
Mundeke nyimbe
Sweet mama
I will never desert you .
Sweet mama i will always love you
Sweet mama
I will never desert you .
Sweet mama i will always love you
Olaba ekiku wokiyiga kidukira wa mama.
Kebe nsiri wotagikwasako esibira wa mama
Naye ate nze
Ayogela nensobola noyimba...
Kasita nkuze mpaane mummy
Waliba agenze...
Ndiyiita bani nze...
Kati olwo waliba azaaye...
Ndisanyusa ani nze...
Maama waliba agenze,
Ndiyimbirani nze...
Kati olwo waliba azaaye ...
Ndizinira ani nze...
Mundeke nyimbe
Sweet mama
I will never desert you .
Sweet mama i will always love you
Sweet mama
I will never desert you .
Sweet mama i will always love you
Ahhh naye nsobola okukolaki
Ekisingayo olabe
Mama ngamba ekisingayo okusanyusa nkole
Oh mama
Mama
Nsobola okuyimba ki ekisingayo
Ozine
Mama
Ngamba ekisingayo okusanyusa
Nkole
Osanila okuba nga osiiba naku mazzi
Nga otumya byakunywa kunywa
Osanila okuba nga okeera nawo
Nenkuyimbila kuba
Yo sweet maaama
Yo sweet maama
Yo sweet maamaa
Yo sweet ma... a ma
Sweet mama
I will never desert you .
Sweet mama i will always love you
Sweet mama
I will never desert you .
Sweet mama
I will never desert you .
Sweet mama i will always love you
Sweet mama
I will never desert you .



Credits
Writer(s): Dk Derol
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link