Omwoyo

(Warren is a professor)
(Hello!)

Yogera mpulire
Voice boy wo nyize nkukubire
Nga njagala eddoboozi lyo mpulire (mutima gumbugume)
Kinfukamiza nekumakya nsabire
Omutima gwo gwolina gugume
Buli ekikuteganya okimale
Kuba manyi bikawu gyobera
Baby manyi obalaba
Abansinga okunyirira bo obalaba
Bakulaze amakula nga bakulaga byesilina
Nsubiza bwendiba nzikoze
Nze njagala amaziga go ngakaze
Olwo ebirooto byo ndibanga

Manyi nti omwoyo
Gulisigala gukulwanira
Nebwendiba ensi njisibula
Gulisigala gukulwanira
Manyi nti omwoyo
Gulisigala gukulwanira
Nebwendiba ensi njisibula
Gulisigala gukulwanira

Yeah yeah, ntya mukwano gwenina kusasana
Nfuba nkusanyise obe nga ojagana (y'ensonga lwaki njayana)
Manyi ensobi nina sigwanide
Omukwano gwo mungi gwompade
Kyenebuza nze ani gwolonze (nze ani!)

Manyi nti omwoyo
Gulisigala gukulwanira
Nebwendiba ensi njisibula
Gulisigala gukulwanira
Manyi nti omwoyo (eh eh-eh)
Gulisigala gukulwanira (iye eh-eh)
Nebwendiba ensi njisibula
Gulisigala gukulwanira

Kinfukamiza nekumakya nsabire
Omutima gwo gwolina gugume
Buli ekikuteganya okimale
Manyi ensobi nina sigwanide
Omukwano gwo mungi gwompade
Kyenebuza nze ani gwolonze (nze ani!)

Manyi nti omwoyo
Gulisigala gukulwanira
Nebwendiba ensi njisibula
Gulisigala gukulwanira
Manyi nti omwoyo (eh eh-eh)
Gulisigala gukulwanira (iye eh-eh)
Nebwendiba ensi njisibula
Gulisigala gukulwanira



Credits
Writer(s): Liam Voice
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link