Amaaso

Swangz Baibe
Winnie Nwagi
Vinka
Mmm hm mm

Buno obuwoomi bwa sukaali
Chai na kadalasini
Nkwagala okutuka ku mwezi
Nzikiriza nbeere asikaari
Nga nkukuuma na kasaale my darling
Kyesiimanyi nkole research
Emisuwa nina emekka mbulirako
Onsiiwa muli nga wejjirisa
Akanyama akamyufu ku kyooto
Nga Bwonkalirira onkyuusa bwondya

Amaaso gandi kugwe
Ndidduka nisinde bwompita uh
Njagala tukaddiwe Nga yenze gwoyita dear uh
Bwolivuga akagaali nange ndiiba ku carrier uh
Njagala tukaddiwe nga yenze gwoyita dear Ah

Akakyapambalaasi ku mugongo bwegutujja nkusiiga
Obugalo babubumbamu kusanyusa awasiiwa nkutakula
Nyumisiza obulamu nange
Nkunune ng'omubisi nange
Ntekka mu plan nawe
Nkubalirako ebirungi Darling

Hmmmm nze nali nakoowa Love
Naye gwe case yo exceptional
Engeeri jonkwata eri so so professional

Amaaso gandi kugwe
Ndidduka nisinde bwompita uh
Njagala tukaddiwe Nga yenze gwoyita dear uh
Bwolivuga akagaali nange ndiiba ku carrier uh
Njagala tukaddiwe nga yenze gwoyita dear Ah

Bakuyita kweyisa abatulaba
Mbu twekooza bo bwebagamba
Tebamanyi nti gwakusiima
Ondi wala ddala mu mutima ewassemba

Hmmmm Nze nali nakoowa Love
Naye gwe case yo exceptional
Engeeri jonkwata eri so so professional

Amaaso gandi kugwe
Ndidduka nisinde bwompita uh
Njagala tukaddiwe Nga yenze gwoyita dear uh
Bwolivuga akagaali nange ndiiba ku carrier uh
Njagala tukaddiwe nga yenze gwoyita dear Ah

Amaaso gandi kugwe
Ndidduka nisinde bwompita uh
Njagala tukaddiwe Nga yenze gwoyita dear uh
Bwolivuga akagaali nange ndiiba ku carrier uh
Njagala tukaddiwe nga yenze gwoyita dear Ah

Credits
Writer(s): Veronica Nakiyingi, Winnie Nakanwagi
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link