Tokyuka

Eh-eh eh eh
Oh oh, ooh eh
Bw'okyuka oyinza okunzita
Br-brian Beats
Omukwano kirwadde kiruma

Waliwo omuntu gw'olaba
Ng'enjuba ne bweyaka okufa
Nga ne bweyewangamya
Ali omu yeka
Ogenda n'olaba
Entalamule ezisiiba zeetala
Nga ne bwe zeeyisa, tebikuyigula
Ng'omanyi olina omwana, oh maama!
Y'amanyi byona ebyange, sikyetaaga!
Buli lw'alwa eyo nze mbeera eno
Omutima guba guluma
N'esaawa buli lw'ekoona
Omukka oluusi gubula

Nkusaba bambi tokyuka
Bw'okyuka oyinza okunzita
Tokyuka!
Omukwano kirwadde kiruma
Bambi tokyuka!
Bw'okyuka oyinza okunzita
Tokyuka!

Bino mbu omwavu wa kufa, nkulabamu ensi yange
Si ku love gy'ondaga, ndi esanga mpangadde
Olina gwe by'okola
Tonnenya sibikkuta
Kabakiyite okwekoza
Mpiika love yange
Ka volume yongeza
Tekamala gwe tumbula
License zona olina, nkwewadde
Nze manyi nina omwana, oh maama!
Yamanyi byona ebyange, sikyetaaga ah

Nkusaba bambi tokyuka
Bw'okyuka oyinza okunzita
Tokyuka!
Omukwano kirwadde kiruma
Bambi tokyuka!
Bw'okyuka oyinza okunzita
Tokyuka!

Baleke bogeere, love nkuwe
Gwe kanya kuseesa
Ondi mungi mutwe, love embunye
Tesaana kukweka
Baby, bw'aba kumpi tewaba kye ngamba
Daily, I wanna be close to you my darling
Buli lw'alwa eyo nze mbeera eno
Omutima guba guluma
N'esaawa buli lw'ekoona
Omukka oluusi gubula

Nkusaba bambi tokyuka
Bw'okyuka oyinza okunzita
Tokyuka!
Omukwano kirwadde kiruma
Nze manyi nina omwana (bw'okyuka oyinza okunzita)
Y'amanyi byona ebyange sikyetaaga ah



Credits
Writer(s): Betty Kukiriza
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link