Mbikooye

Mbikooye

Oliqi Rankings yeah
It's the Ugandan property
Andre on the beat
Ranking
Gyal onsiibya mu miranga hmm hmm, yiiyi!
Gyal onsiibya mu kukaaba hmmm tontunuulira
One day nze nno ŋamba olinnoonya, hmm yeah
Omutima gwange nga bambi gwo gwafa hmm
Naye nange nkusaba busabi mukwano mbeere naawe
Hmm omutima gwo ompe nze nkuwe ogwange hmm
Obeera ng'onzalawa tofaayo, ng'ate nnumwa hmm
Mwana wa kibanda ono Oliqi obulamu buwunda hmm
Bwoba ng'onjagala gyal nze tonninza
Both
Nze bwoba ng'onjagala boy tonnimba
By'onnimba nze mbikooye eh, hmmm
Ddala mbikooye eh, hmm
Hmm by'okola nze mbikooye, hmm eh yeah
By'onnimba nze mbikooye eh, girl
Nina
You got too much pretty talk with no mula
Ng'ate tuvudde wala osiiba n'abawala
Ah you're a good player deserves a good player
You di talk too much but boy no wah hala
Oba ndekaamu twogere edda nkuwe akanamba?
Wayogera nnyo n'onjerega oyo fala
Nze bwoba ng'onjagala boy tonnimba
By'onnimba nze mbikooye eh, hmmm
Ddala mbikooye eh, hmm
Hmm by'okola nze mbikooye, hmm eh yeah
By'onnimba nze mbikooye eh, girl

Gyal onsiibya mu miranga hmm hmm, yiiyi!
Gyal onsiibya mu kukaaba hmmm tontunuulira
One day nze nno ŋamba olinnoonya, hmm yeah
Omutima gwange nga bambi gwo gwafa hmm
Oba ndekaamu twogere edda nkuwe akanamba?
Wayogera nnyo n'onjerega oyo fala
Nze bwoba ng'onjagala boy tonnimba
By'onnimba nze mbikooye eh, hmmm
Ddala mbikooye eh, hmm
Hmm by'okola nze mbikooye, hmm eh yeah
By'onnimba nze mbikooye eh, girl



Credits
Writer(s): Nina Kankunda
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link