Enjala

Gan'amaaso amalungi gago
Nabino ebisambi ebimyuuffu bibyo
Kino ekiwatto kyenyola kikyo
Nazino enviri zenkyusa zizo

Baibe, onumya nyo enjala
Mwana gwe onandwaza ulcer
Baibe, onumya nyo leka
Bwenaff'ekka onogambayo otya?
Baibe, onumya nyo enjala
Mwana gwe onandwaza hernia
Onumya nyo leka
Bwenaff'eka on'ogambayo otya?

Ogenda n'oneerabira nga ate emisuwa gyange gyasimba mu gwe
Ogenda nolwayo, nendowooza nti oba Jam wabakazzi akukute
Yegwe wampamba, wansiba emiguwa n'onyweeza
Yegwe'yabireta, nali nkumatira naye gwe wansonka (hmm)
Okimanyi nga farm omutali'bisolo, eyo teba farm!
Okimanyi nga wallet omutali nsimbi eyo bambi gyisule'ri

Baibe, onumya nyo enjala
Mwana gwe onandwaza ulcer
Baibe, onumya nyo leka
Bwenaff'ekka onogambayo otya?
Baibe, onumya nyo enjala
Mwana gwe onandwaza hernia
Onumya nyo leka
Bwenaff'eka on'ogambayo otya?

Eh!
Sometimes nze newunya the way you roll your eyes, when you're coming to me baibe
Ebintubyo byamalamu ensonyi, oh bwoy you drive me crazy
Sirikuta, baleke bo balegese
Mu by'omukisenge you're hotter than them
Nz'omukwano gwa nyingira, kumaddu genkuyinamu siyinza nakukwetamwa
Nkulowozako nendoberera, y'omukwano gwokka gwe guntuyanya
Oli namba 9, atanalabiika
Omupiira gwo mungi teri keeper agukwata

Baibe, onumya nyo enjala
Mwana gwe onandwaza ulcer
Baibe, onumya nyo leka
Bwenaff'ekka onogambayo otya?
Baibe, onumya nyo enjala
Mwana gwe onandwaza hernia
Onumya nyo leka
Bwenaff'eka on'ogambayo otya?

Gan'amaaso amalungi gago
Nabino ebisambi ebimyuuffu bibyo
Kino ekiwatto kyenyola kikyo
Nazino enviri zenkyusa zizo
Bibala byo, byayengera
Biiba bibyo byoona byayengera

Ah! A one to dem
De one your name Swag Mama
A.K.A Queen de teacher
T.N.S
Mi ah fi make de rest ah of mi life, best ah mi life
Uhnha
A-a-a-andre on the beat (straight)
Baibe, uh-uh uh uh
Baibe, uh-uh uh uh
Baibe, uh-uh uh uh
Onumya nyo leka
Bwenaff'eka on'ogambayo otya?



Credits
Writer(s): Nelly Trussler
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link