Run di Town

Yabakila
An-known
Yeah
Ekibuga yakifuga
Krizy...

Nze gwolaba, Gwolaba wano
Love ng'emenye nze
Negwofunye ng'edagala lyomutima, abeera mu Cuba
Love wicked ehh yeah

Yoono Katonda gwampadde
Mutima gwange tegukyegomba
Bwekiba kyamabalo nyambadde yee.
Mubili gwange tegukyetaaga
Bwemba ku fire, Ono ye Cooler.
She takes me higher
Mubiri gwange yagupikapika

Wulira Mariaa... Owange gwenina ekibuga Afuga
(Wuliraa..., Maria..., Owange gwenina ekibuga Afuga)

She Run di Town ekibuga yakifuga
Owange mwagala ye Sure
Nze mwagala ela ansula ku mutima
Owange tamanyi Byakiyaye
She Run Dem
She Run Dem
She Run Dem(Tamanyi Byakiyaye)
She Run Dem
She Run Dem
She Run Dem
She Run Dem(Owange tamanyi Byakiyaye)
She Run Dem

Nkwesigamako nga kiso
Kamotoka kange aka four by four
Bwekuba kubala mbala from one to four
Tukuze Babiri baby we Growing old
Kambele yo fighter nga yenze abalwanyisa
Abakwesibako gwe Malaika
Mbe ekiswa kyo nga yegwe omukyala ow'olubuto
(Yeah)
Nga woyoyeza baby nga nze ondyako nga sekoko
Olwo nga bekiluma abo be be be bette
Sembera wano baby Nkuweke
Yeah yeah

She Run di Town ekibuga yakifuga
Owange mwagala ye Sure
Nze mwagala ela ansula ku mutima
Owange tamanyi Byakiyaye
She Run Dem
She Run Dem
She Run Dem(Tamanyi Byakiyaye)
She Run Dem
She Run Dem
She Run Dem
She Run Dem(Owange tamanyi Byakiyaye)
She run Dem

(Tamanyi Byakiyaye)
Enkovu nyinji nga gwe bwolaba
Oluddeyo nnyo nebantagula
Gwe yongeza ebyo byonkola Love
Bwobikola bwenbyagala...
Eno Love yo yakula elinga Radio Makula
Omutima yagupikapika
Hooooo
Tokyanonya kati wafuna
Mpulira bagamba oli wabbula
Bwebiba biba byamutima
Nkola yaki'Mafia

She Run Dem. mmm
She Run Dem yeah yeah



Credits
Writer(s): Mugerwa Tony
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link