Tokisussa

Wake up, wake up
Wake up, wake up
Come on, come on
Come on, come on
Get up, get up
Get up, get up
Aroma

Nkwata nga bwoyagala
Kasita tokisussa ate
Nkola buli kyoyagala
Okunkolela decision
Akageri jetutandika
Kyenkuwadde nga commission
Nina kukwagala kuba tondekedde decision
Nanti buli gwe kyokola kiba kipya mpaawo kyenali manyi
Kati kunze olina olukusa
Oli wa ddembe

Nkwata nga bwoyagala
Kasita tokisussa ate
Nkola buli kyoyagala
Baby tosukka ate
Nkwata nga bwoyagala
Kasita tokisussa ate
Nkola buli kyoyagala
Oli waddembe
Oli waddembe

Onkolela biri ebiriko
Mi no go deny
Amazima nze kamele ko
Nakukubidde enguliko
N'obuzina onkunira buli obuliko
Ebinene biveko
Nkolela obutono bwesikumanyiiko
Ate mu lov sigezako
Okujja gyoli nazze mazeeko
Tontama oli kaali
Onkulukusa nga bujagaali
Newebatakumetta kinzaali
Beauty wafuna eri ku alaali

Nkwata nga bwoyagala
Kasita tokisussa ate
Nkola buli kyoyagala
Baby tosukka ate
Nkwata nga bwoyagala
Kasita tokisussa ate
Nkola buli kyoyagala
Baby tosukka ate

Wake up, wake up
Wake up, wake up
Come on, come on
Come on, come on
Get up, get up
Get up, get up
Oli wa ddembe

Nkwata nga bwoyagala
Kasita tokisussa ate
Nkola buli kyoyagala
Baby tosukka ate
Nkwata nga bwoyagala
Kasita tokisussa ate
Nkola buli kyoyagala



Credits
Writer(s): Ssuuna Joseph
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link