Ogenda Bintamya

Mukwano nsubiza ebigambo by'ongamba olwalero bulikya n'obidamu
Sikyagala ondette kamwenyu
Ngatte bulikya n'ondeka
Onkutte kumukono
Tontanga nengwa kukubo
Yegwe eyamponya zerooo
Omukwano ampeela mukilo
Onttute walanyo
Nkusaba tulweyo
Tubeele nga abakatandika
Manya obulamu bunyuma nyo ngankulabako
Omukwano gwo kikajyo kikanyo

Nsubiza nsubiza
Ngabwekyili katti, bwekyilisigala
Ela tondeka nyongela tondeka, omulungi gwendaba
Tonsibula!!!
Jambo yo egenda kunumya
Obulamu ogenda buntamya
Ng'atte omanyiziza love eno
Bwolivaawo ndisigala ntya eno
Bulikyimu kigenda kuntama
Wotoli bigenda kunyiga
Tonsibula ngaaa

Nkusaba owulile ngampitta
Oyanguwe okumpittaba mbanumwa,
Ndi kamuli kofukilila munkuba,
Olikisikilize mwe n'ewogoma enjuba.
Ela katti ninga omutto omwana
Ebitawanya ewuwo gyendoopa
Gwe wattuka eli ewasemba
Essanyu lyange lyoka lyenina!
Ondikumuttima gwange kuntobo
Love yo kaselengetto na Dobbooo
Ka sweater kange mumpewo
Suubi lyenatungila ensawo...

Nsubiza nsubiza
Ngabwekyili katti, bwekyilisigala
Ela tondeka nyongela tondeka
Omulunjyi gwendaba
Tonsibula!!!
Jambo yo egenda kunumya
Obulamu ogenda buntamya
Ng'atte omanyiziza love eno
Bw'olivaawo ndisigala ntya eno
Bulikyimu kigenda kuntama
Wotoli bigenda kunyiga
Tonsibula ngaaa... munange

Jambo yo egenda kunumya
Obulamu ogenda buntamya
Ng'atte omanyiziza love eno
Bw'olivaawo ndisigala ntya eno
Bulikyimu kigenda kuntama
Wotoli bigenda kunyiga
Tonsibula ngaaa

Munange eeeh
Munange eeh
Munange eeh



Credits
Writer(s): George Kigozi
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link