Akanamba (Live Performance)

Mbadde ntude katebe wali nga nkwetgereza
Nsonyiwa okutunulila nsabayo akadakyika
Okusaba akadakyika nsose kusaba saala
Nguze netawulo nsimule obutuyo
Nwedde gama zamazzi nkumu
Buli lwenkukubako emunye
Enkalamata ngayesonga

Baby nsaba akanamba
Nsomeera akanamba
Nsaba akanamba
Nsomeera akanamba

Mwanagwe nawe
Nsaba akanamba
Nsomeera akanamba
Nsaba akanamba
Nsomeera akanamba

Nkugayiza otwanyi twenina otutono
Singa omanyi amavivi bwegakankana
Nasuze nsoma nkulunze yo luganda
Nfune obugambo
Bwenakusonseka oyiwe olutuyo
Nsomeera akanamba nawe
Njakugumika,musawa ezekisa
Nkusabike obugambo

Nsaba akanamba
Nsomeera akanamba
Nsaba akanamba
Nsomeera akanamba

Nsaba akanamba
Nsomeera akanamba
Nsaba akanamba
Nsomeera akanamba

Bwonsomeera akanamba
Njakugumika nga,musawa ezekisa
Nkusabike obugambo

Bwonsomeera akanamba
Njakukubilanga buli kumakya
Ombulile bwewasuze

Nsaba akanamba
Nsomeera akanamba
Nsaba akanamba
Nsomeera akanamba

Nsaba akanamba
Nsomeera akanamba
Nsaba akanamba
Nsomeera akanamba

Nsaba akanamba
Nsomeera akanamba
Nsaba akanamba
Nsomeera akanamba

Nsaba akanamba
Nsomeera akanamba
Nsaba akanamba
Nsomeera akanamba



Credits
Writer(s): Kenneth Mugabi
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link