Wandiisa Ki

Nessim Pan Production

Amaaso gange tegatera kukemebwa
Kuba ekirungi n'ekibi nkyawuula
Ate n'ekinazaala, emirerembe, nakyo Mukama ekimponya
Nzijukira nakulabakobulabi bwenti, ememe n'entyemuka
Simanyi kye wankola oba kye wampa kyonna, uh naye wakikola!

Mbuza wandiisa ki?
Wanyweesa ki?
Wantegeesa butego ki gwe?
Uh Nze wandiisa ki?
Wanyweesa ki?
Abalala byebatalaba! (Eyo)
Mbuza wandiisa ki?
Wanyweesa ki?
Wantegeesa butego ki gwe?
Uh Nze wandiisa ki?
Wanyweesa ki?
Nkusaba leero ombulire!

Omulungi ategomba kuba n'amubutaala
Tolinga bbali ba Arnold
Bwagula ecupa, olwo ne yetaala ebaala yonna emulengere
Nze abo wabamponya, bakayoola
Ate nange ndi simple nga bw'olaba
Wama sembera, nange kansembere, tukikubemu bwetuti (sabula)
Balabapa, balabapa, balabapa, balabapa balabapa-papapa papa-pa
Balabapa, balabapa, balabapa, balabapa balabapa-papapa papa-pa

Mbuza wandiisa ki?
Wanyweesa ki?
Wantegeesa butego ki gwe?
Uh Nze wandiisa ki?
Wanyweesa ki?
Abalala byebatalaba! (Eyo)
Mbuza wandiisa ki?
Wanyweesa ki?
Wantegeesa butego ki gwe?
Uh Nze wandiisa ki?
Wandiisa ki?
Nkusaba leero ombulire!

Abageya bageya abanyumya banyumya ebiboozi, naye nze sibiwulira
Nafuka kigala, ppamba gwentadde mu matu gano golaba baby
Segomba bingi kuba byenegomba byonna, biri mugwe dear
Wama sembera, nange kansembere, tukikubemu bwetuti (sabula)
Balabapa, balabapa, balabapa, balabapa balabapa-papapa papa-pa
Balabapa, balabapa, balabapa, balabapa balabapa-papapa papa-pa (sabula)
Balabapa, balabapa, balabapa, balabapa balabapa-papapa papa-pa
Balabapa, balabapa, balabapa, balabapa balabapa-papapa papa-pa

Mbuza wandiisa ki?
Wanyweesa ki?
Wantegeesa butego ki gwe?
Uh Nze wandiisa ki?
Wanyweesa ki?
Abalala byebatalaba! (Eyo)
Mbuza wandiisa ki?
Wanyweesa ki?
Wantegeesa butego ki gwe?
Uh Nze wandiisa ki?
Wanyweesa ki?
Nkusaba leero ombulire!

Credits
Writer(s): Remeha Namakula
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link