Simanyi

Yeeee ro
Moncy M2Msolider bwoy
Wemba lugoye oli mudalizo
Njagala wosula nga nze mufaliso
Love yoo ye reason endetela okubelawo mweno season
Olimu ekilungo ekinyuma okuwulilaaa
Ekyansikiliza bali okubaleka nejusa maama kulwawo kukufunaa
Njagala tube nga bitaa ebitayatika
Nkusunee nga jitaa
Okwewalaa nkityaaa tekikolekaa
Bakikola batya abakuli ewalaa
Olimu ekilungo ekinyuma okuwulilaaa
Ekyansikiliza bali okubaleka Nejusa maama kulwawo kukufuna
Bakulungamu kaki ako akampomelaaa

Simanyi oba kuliba nebukya nga sikulaba
Nga omukwano gubuzee nga nze golese mumaziga
Nze simanyi oba kiliba nebatukululila kukaliba
Nga omukwano gukuzze nga ndi naawe ffe bakalibaaa

Ohhhh baby

Ndaba abalungi ababufunye obukuluu mbu abalungi ndagala tezigwa mulusukuu
Oli wanjawulo obubwo bwamakulu Wazalibwa naboo tobufunye bukulu
Omukwano dagala elyamponya ebiwundu
Nomala ondeka teli nze ali mponya kiwundu
Tolilaba busungu telukya no ofuluma ekiyungu
Wotali biebe ebigambo byambula ne mukilo otulo
Nze wamponya bingi bwewasembelaa bwenakufuna omutima gwaguma

Simanyi oba kuliba nebukya nga sikulaba
Nga omukwano gubuzee nga nze golese mumaziga
Nze simanyi oba kiliba nebatukululila kukaliba
Nga omukwano gukuzze nga ndi naawe ffe bakalibaaa

Ayi ayii
Yoooo

Njagala tube nga bitaa ebitayatika
Nkusunee nga jitaa
Okwewalaa nkityaaa tekikolekaa
Bakikola batya abakuli ewalaa
Olimu ekilungo ekinyuma okuwulilaaa
Ekyansikiliza bali okubaleka Nejusa maama kulwawo kukufuna
Bakulungamu kaki ako akampomelaaa

Simanyi oba kuliba nebukya nga sikulaba
Nga omukwano gubuzee nga nze golese mumaziga
Nze simanyi oba kiliba nebatukululila kukaliba
Nga omukwano gukuzze nga ndi naawe ffe bakalibaaa
Nze nebuza

Credits
Writer(s): Moncy Ug
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link