Osanyukangako

Nzemanyi gyenva negyendaga
Ne Mama yanjamba abantu banji bafutwa
Nti bwofuna akatono mukama obimusamu
N'okalya baaba dunia eno bwenyuma

Kati nze n'owange tetwelumya
Kyayagala kyalya ate tetwelumya
Wadde okola sente tetwelumya
Ebyensi byafuuka dunia twelumya

Baby take my side take my side
Walk with me to the aisle
Peace happiness sunshine
Walk with me to the aisle

Tonenya nze lwamywaka osanyukangako osanyukangako
Nkyimanyi okola sente osanyukangako osanyukangako
Mubulamu bwensi eno osanyukangako osanyukangako
N'ebano obawa cash osanyukangako osanyukangako

Ewaffe gyenakulila akasente kabula
Nga n'olumu lwezibuze awo nati tusula
Nga mukyala neighbour awo yagabilila
Nga negyensoma abataayi baseka

Kati tondaba nga newaamu gwenogeya ekyilunjyi zenkola Nze zeneliila
Olusi mba n'obwana gwenogeya ekyilunjyi zenkola Nze zeneliila
Bataayi nvawala nyo Nze gwenogeya, ekyilunjyi zenkola Nze zeneliila

Baby take my side take my side
Walk with me to the aisle
Peace happiness sunshine
Walk with me to the aisle

Tonenya nze lwamywaka osanyukangako osanyukangako
Nkyimanyi okola sente osanyukangako osanyukangako
Mubulamu bwensi eno osanyukangako osanyukangako
N'ebano obawa cash osanyukangako osanyukangako

Basilamu banange osanyukangako osanyukangako
Ba presenter ba dj osanyukangako osanyukangako
Banamasaka banange osanyukangako osanyukangako
Ba fan bange abo osanyukangako osanyukangako
Blackman yona ateh osanyukangako osanyukangako
N'emukyala wange oyo osanyukangako osanyukangako
Afumbila ettoke oisanyukangako osanyukangako

Osanyukangako osanyukangako
Osanyukangako osanyukangako
Osanyukangako osanyukangako
Osanyukangako osanyukangako



Credits
Writer(s): George Kigozi
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link