Malaika (Acoustic Version)

Hmm
Hmm, hmm
Hmm! (A VP Camara)
Ndi kutimba nju, yona
Ono yasooka, era y'asembayo
My boo, my lover

Omukwano gwo gwakula, jangu nkulambuze ebisenge (ebisenge)
Mu wallet mwo zaabula, naye romance ndi kabenje-e yi ih
Ndaba ku ki mukayisi (ndaba ku ki mukayisi)
Nga nfubye okusimbasimba line
Ntuuke, nkuliiremu mukwano oh ooh (o-oh oh)

Naye onsombya buti
Ontadde mu matigga wakati
Kyoka walemera ku scene
Celebrity girlfriend (celebrity girlfriend! Yeah eh)

Ndaba ku ki malaika!
Guno omukwano gunjokya nga hot kaawa, yeah
Oh sweet my doctor
Nzikakanye nga ndabye owange my flower

Nteesa nti, n'omala okikola my darling (my darling)
Akaseera kona, nze ndikanotinga mu diary (mu diary)
N'ebifaananyi mu gallery (mu gallery)
Nteesa nti, n'omala okikola my darling (ooh)
Akaseera kona, nze ndikanotinga mu diary (eh eh eh uh-ah, eh)
N'obufaananyi mu gallery (eh-eh uh)
Ndi kutimba nju-u-u-u-u-u, yeah
Ono yasooka, era yasembayo (era y'asembayo)
My boo, my lover

Omukwano gwo gwakula, jangu nkulambuze ebisenge (ebisenge)
Mu wallet mwo zaabula, naye romance ndi kabenje-e yi ih
Ndaba ku ki mukayisi (mukayisi)
Nga nfubye okusimbasimba line
Ntuuke, nkuliiremu mukwano (ooh ooh)

Naye onsombya buti (ooh)
Onteeka mu matigga wakati
Kyoka walemera ku scene
Celebrity girlfriend (celebrity girlfriend! Yeah)

Ndaba ku ki malaika!
Guno omukwano gunjokya nga hot kaawa, yeah
Oh sweet my doctor
Nzikakanye nga ndabye owange my flower

Nteesa nti, n'omala okikola my darling
Akaseera kona, nze ndikanotinga mu diary
N'ebifaananyi mu gallery
(Artical Production)



Credits
Writer(s): Blackboard Charts
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link