Nesiimye

Ondabiride
Onkumye nze
Ondaze eee
Omukwano ogutasangika aah
Munkomera zo
Mweneyagalira
Ntambula kyeere nga sirina kintiisa
Bwentunul'eyo gyenvudde
Nfukamira nange nensiima
Okwebaza gwe Mukama
Ankumye
Ankumye eee

Nesiimye nze
Lwakuba ndi kilowoozo kyo
Nesiimye nze
Lwakuba ndi mumikono gyo ohh
Lwakuba ndi kilowoozo kyo
Nesiimye
Nga nesiimye

Abakwesiga tebaswazibwa nedda
Balina amanyi eiii
Agawangula
Obalwanira obawanguza
Mumbera zona eh
Tobalekerera
Gwe buli kadde oberawo

Omukono gwo gwe gunyambye
Mubizibu ebingi byensanze
Munsozi eiii
Nemubiko ooo oohh

Nesiimye nze
Lwakuba ndi kirowoozo kyo
Nesiimye nze
Lwakuba ndi mumikono gyo hoooo
Lwakuba ndi kirowoozo kyo
Nesimye
Nga nesiimye eeh

Nesiimye nze nti ndi wansi womusaayi gwo yeah
Nesiimye nze Nesiimye ndi gwanga ddonde eeh

Eeeh
Nesiimye nze nesiimye nesiimye
Nti ndi kirowoozo kyo mukama aah haa
Nesiimye nze
Nesiimye eeeh eeeh eeeh heiiii eh!

Eeeh nesiimye nze nti ndi kitonde kyijja yei iye iye eeh
Eeeh nesiimye nze nti ndi butukirivu bwo Yesu
Eeeh nesiimye
Nesiimye nze Oh oooo hoo hoowuu ye
Eeeh nesiimye eeheeheehe ye
Eeeh nesiimye
Nesiimye nze
Nesiimye
Nesiimye eehee iyee

Eeeh Nesimye nze
Nesimye
Eeeh Nesimye nze

Oooh
Eeeh



Credits
Writer(s): Davis Davis
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link