Sirikwegana
A Sabar iMan burn
Artical waguan pon dis pan
Hmm mmm
Obulungi bwolina baby teri abulina
Ne bwobuuza bamulirwana
Onyirira nga ku makya obudde nga busasana
Ih yeah, ih yeah, ih yeah
Olina ka fiiga akatalina alina
Ekiwatokyo baby ekyo ekya namansasana
Amaasogo gasinga ag'abachina
Oyogera bulungi nga Katalina-na
Na na na na na na naye
Onyirira baby nga sweet banana
Hmm sweet banana
Abakusookako baby ne bakulekawo
Ne bakulabako kati bakwogerako
Nti wabayitako baby balitusomako
Omukwano gwaffe bbali gwogerako
Like a movie star baby mu cinema
Nkusuubiza ndibawo baby ne mu kazawa
Baby sirikwegana
Uh ah, nze siryekyanga
Baby sirikwegana
Akaseera ne bwekalituka nga fiiga yagwaako
Baby sirikwegana
Uh ah, sirikwegana
Nange nsuubiza tolyekyanga
Akaseera ne bwekalituka nga obulamu bugwawo
Nkusuubiza siryekyanga
Uh ah, sirikwegana
Baby ne bwoliba olwadde
Ng'ekirwadde eky'amanyi kikumezze
Nga n'abasaawo bekyanze
Nga eb'enganda n'emikwano befudde
Nditekayo omukono gwange ne batemako
Nze baby nalayira okutasa obulamubwo
Bwekuliba kufa, nze ndifa ku lulwo
Obulamu bunyuma, naye omukwanogwo baby nga gunyuma
Gunyuma tegutama, nina omukwanogwo ate tegulifa
Hmm, ne bwoligenga mu kkomma
Nze ndifumba ka chayi ne nkaleta mu ggama
Ne nkulinda baby n'ovva mu kkomma
Ka chayi ku kajiko ne nkuteka mu ttama
Baby sirikwegana
Akaseera ne bwekalituka nga fiiga yagwaako
Baby sirikwegana
Uh ah, sirikwegana
Nange nsuubiza tolyekyanga
Akaseera ne bwekalituka nga obulamu bugwawo
Nkusuubiza siryekyanga
Uh ah, sirikwegana
Like a movie star baby mu cinema
Nkusuubiza ndibawo baby ne mu kazawa
Baby sirikwegana
Uh ah, nze siryekyanga
Ne bwoligenga mu kkomma
Nze ndifumba ka chayi ne nkaleta mu ggama
Ne nkulinda baby n'ovva mu kkomma
Ka chayi ku kajiko ne nkuteka mu ttama
Oh na na
Na na na na na na nana na
Artical waguan pon dis pan
Hmm mmm
Obulungi bwolina baby teri abulina
Ne bwobuuza bamulirwana
Onyirira nga ku makya obudde nga busasana
Ih yeah, ih yeah, ih yeah
Olina ka fiiga akatalina alina
Ekiwatokyo baby ekyo ekya namansasana
Amaasogo gasinga ag'abachina
Oyogera bulungi nga Katalina-na
Na na na na na na naye
Onyirira baby nga sweet banana
Hmm sweet banana
Abakusookako baby ne bakulekawo
Ne bakulabako kati bakwogerako
Nti wabayitako baby balitusomako
Omukwano gwaffe bbali gwogerako
Like a movie star baby mu cinema
Nkusuubiza ndibawo baby ne mu kazawa
Baby sirikwegana
Uh ah, nze siryekyanga
Baby sirikwegana
Akaseera ne bwekalituka nga fiiga yagwaako
Baby sirikwegana
Uh ah, sirikwegana
Nange nsuubiza tolyekyanga
Akaseera ne bwekalituka nga obulamu bugwawo
Nkusuubiza siryekyanga
Uh ah, sirikwegana
Baby ne bwoliba olwadde
Ng'ekirwadde eky'amanyi kikumezze
Nga n'abasaawo bekyanze
Nga eb'enganda n'emikwano befudde
Nditekayo omukono gwange ne batemako
Nze baby nalayira okutasa obulamubwo
Bwekuliba kufa, nze ndifa ku lulwo
Obulamu bunyuma, naye omukwanogwo baby nga gunyuma
Gunyuma tegutama, nina omukwanogwo ate tegulifa
Hmm, ne bwoligenga mu kkomma
Nze ndifumba ka chayi ne nkaleta mu ggama
Ne nkulinda baby n'ovva mu kkomma
Ka chayi ku kajiko ne nkuteka mu ttama
Baby sirikwegana
Akaseera ne bwekalituka nga fiiga yagwaako
Baby sirikwegana
Uh ah, sirikwegana
Nange nsuubiza tolyekyanga
Akaseera ne bwekalituka nga obulamu bugwawo
Nkusuubiza siryekyanga
Uh ah, sirikwegana
Like a movie star baby mu cinema
Nkusuubiza ndibawo baby ne mu kazawa
Baby sirikwegana
Uh ah, nze siryekyanga
Ne bwoligenga mu kkomma
Nze ndifumba ka chayi ne nkaleta mu ggama
Ne nkulinda baby n'ovva mu kkomma
Ka chayi ku kajiko ne nkuteka mu ttama
Oh na na
Na na na na na na nana na
Credits
Lyrics powered by www.musixmatch.com
Link
© 2024 All rights reserved. Rockol.com S.r.l. Website image policy
Rockol
- Rockol only uses images and photos made available for promotional purposes (“for press use”) by record companies, artist managements and p.r. agencies.
- Said images are used to exert a right to report and a finality of the criticism, in a degraded mode compliant to copyright laws, and exclusively inclosed in our own informative content.
- Only non-exclusive images addressed to newspaper use and, in general, copyright-free are accepted.
- Live photos are published when licensed by photographers whose copyright is quoted.
- Rockol is available to pay the right holder a fair fee should a published image’s author be unknown at the time of publishing.
Feedback
Please immediately report the presence of images possibly not compliant with the above cases so as to quickly verify an improper use: where confirmed, we would immediately proceed to their removal.