Sugar

REBO REBO CHAPO
LEVEL LEVEL
REBO REBO CHAPO
LEVEL LEVEL

Wine up if you love di way bx a run di beat an
And di deal done all di way
Outa Happy African feeling

Dumbala tomuwalana omuwala
Bwakutemera amazina ku bbala
Alina amasannyalaze ga solar
Akunyakula omutima mu mpola
Naye wabula nakato omuto
Wewale offuluma ekiro
Lwebaakulekedde wano abato
Jjuuzi tebaalya kya ggulo

Baakusanga mu ndongo
Naye eyakusanga yali ye anoonyaki
Ekiwoomesa endongo nesinga otulo ekiro mu zi wankaaki
Esinga sugar
Ewoomera abatoono
Ekuuma figure
Naabakuzemu ko
Esinga liquor
Ewoomera ababuufu
Nebeetabika
Naababuzemu ko

Ggwe zina mazina
I confirm
Mugongo gukaluba tobyessamu
Abisobola ate tobyejjaamu
Nze nyimbamu dj bwampaamu

Ebidongo bimpa bulamu ebizibu nabibuuka
Togeza nonnemya endongo
Lwetwambala black abalabe lwetubaziika
Tuwemukidde owebbango
Naye wabula Hassan omuto
Wewale offuluma kiro
Lwebaakuleka jjuuzi ewaka
Tewasula wafuluma mbiro

Baakusanga mu ndongo
Naye eyakusanga yali ye anoonyaki
Ekiwoomesa endongo nesinga otulo ekiro mu zi wankaaki
Esinga sugar
Ewoomera abatoono
Ekuuma figure
Naabakuzemu ko
Esinga liquor
Ewoomera ababuufu
Nebeetabika
Naababuzemu ko

Laba Nakato azina loketo
Gano amazina gamukiwato si ga lubuto
Bajjayo obufooni nebakuba
Ku foto balage ba Fellow
Nti bino byebiba mu ghetto

Ggwe zina mazina
I confirm
Mugongo gukaluba tobyessamu
Abisobola ate tobyejjaamu
Nze nyimbamu dj bwampaamu

Naye wabula nakato omuto
Wewale offuluma ekiro
Lwebaakulekedde wano abato
Jjuuzi tebaalya kya ggulo

Baakusanga mu ndongo
Naye eyakusanga yali ye anoonyaki
Ekiwoomesa endongo nesinga otulo ekiro mu zi wankaaki
Esinga sugar
Ewoomera abatoono
Ekuuma figure
Naabakuzemu ko
Esinga liquor
Ewoomera ababuufu
Nebeetabika
Naababuzemu ko

Baakusanga mu ndongo
Naye eyakusanga yali ye anoonyaki
Ekiwoomesa endongo nesinga otulo ekiro mu zi wankaaki
Esinga sugar
Ewoomera abatoono
Ekuuma figure
Naabakuzemu ko
Esinga liquor
Ewoomera ababuufu
Nebeetabika
Naababuzemu ko



Credits
Writer(s): Rebo Chapo
Lyrics powered by www.musixmatch.com

Link